Ebifa ku’nddwadde mu byalo mu’ enkulaakulana eya namaddala

Bisangiddwa ku Wikipedia

Ebifa ku’nddwadde mu byalo mu’ enkulaakulana eya namaddala (health in sustainable development villages)

Enddwadde eza buli ngeri zitta abantu mu byalo byaffe. Singa ab’ekyalo besanga ng’enddwadde eza buli ngeri zifuuse leenya, betaaga okumanya ebintu bino wamanga.

  1. Abantu bameka ababadde balumbiddwa enddwadde? Mu kiseera ki, nddwadde ki, era waliwo abaafa?
  2. Abantu bano benkana batya obukulu, era bakola ki?
  3. Zo ennyumba z’abo abalumbiddwa enddwadde ziri mu mbeera ki?
  4. Abantu abazindiddwa enddwadde ezitali zimu , bangi oba batono okusinzira ku ky’obadde osuubira?
  5. Ebika by’enddwadde ezibazinze biri bimeka?
  6. Njawulo ki eriwo mu myaka gy’abo abalumbiddwa enddwadde ezitali zimu?
  7. Abantu abasnze okulumbibwa enddwadde ezitali zimu., basangibwa mu ktundu kimu eky’ekyalo oba babunye buli wamu?

Nga tuli mu byalo mu nnkulakulana eyanamaddala, twetaaga okwetasaako enddwadde nga tusomesebwa eddagala elyenjawulo kalibe lyakina’nsi oba nga ly’abazungu. <ref:wwf/lvceep/>