Emmanvu

Bisangiddwa ku Wikipedia

Emmanvu (fishing boat) Abavubi nabo aba lunnyanj batambulira mu maato ku mazzi. Amaato agamu gabajjibwa mu miti, amalala gabeera gabajjiddwa mu ngeri ya kizungu. Waliwo ate nagabajjibwa mu muti ogumu nga munene. Eryato ery’okumazzi eribajjibwa mu muti ogumu nga munene lino lyo lye liyitibwa EMMANVU Bino bimu ku bigambo by’Oluganda ebikusiike