Essomankuluze

Bisangiddwa ku Wikipedia
(Oleetedwa wano okuva ku Essomankuluze(Lexicography))

Mu kitabo kye "Essomannimi & Essomamakulu"(Linguistics and Semantics), Muwanga annyonnyola nti "essomankuluze" ly'essomo erikwata ku kuwandiika ,okusunsula , n'okusengeka ebigambo ebinnyonnyolwa mu "nkuluze"(dictionary) oba "senkuluze"(enkuluze ennene, encyclopedia)