Gallery Galschiøt

Bisangiddwa ku Wikipedia

Gallery Galshiøt Ekifo kino kya omubumbi we webibumbe ayitibwa Jens Galschiøt|Jens Galschiøt ekifo kino kisangibwa mu mambuka gekibuga ekiyibwa Odense era kyenkana obunene bwa 10,000 m2. kigule kubuli mugenyi abaze okukyala nokulambula emirimu gye okuva essaawa 9-17pm munaku ezokola era kiba kigale kunaku zasabiti,okuyigira kwabwerele.ekifo kino kyabulwamu erinnya lyo mubumbi ono.

The working Artwork workshop Wano oyinza okulaba nga Galschiøt nabakozibe nga babumba ebibumbe mubuli size,mukifo kino waliwo ebibumbe ebiwede ne bitanagwa kubumbwa ne bifananyi ebilala bingi.Era bwoba ofunye omukisa nosanga ngababumba oyinza bulungi okugoberela engeli ebibumbe bino gyebibumbwa okuva mu wax okutuka lwebigwa nga bibumbidwa mu kikoomo oba mu siliva. The exhibition hall/ the gallery Wano wafunira omukisa okulaba buli kibumbe Galschiøt kyeyali abumbye nebifananyi ebisige ebya basigi abenjawulo. Waliwo ekifo omusobola okutula abantu abawereladala nga 300 era wano batesezawo, wayinza okutekebwawo omukolo gwona kagube gwabayimbi.Walowo edduuka awatundibwa ebibumbe, ebyomubulago, ebyokumattu , obukoomo era ngabino byonna bikorebwa omubumbi ono. Bronze foundrybwoba ofunye omukisa oyinza okulaba ngabasanusa siliva oba ekikomo okuva mubipimo ebitono okutuka kilo nga 400 okubikolamu ebibumbe, ekifo kino kyekimu kubitono enyo mu Denmark awayigilizibwa abasanusi be bikomo. The Sculpture ParkEkibangilize kino mwosanga ebibumbe ebine ebitasobola kugya munda mukizimbe era oyinza okugya notulamu nge bwolaba kubibumbe bino ekifo kino kisangibwa kundagirilo eno:Gallery Galschiøt Banevænget 22, 5270 Odense N, esiimu (+0045 6618 4058.) www.aidoh.dk.

Galschiøt ebibumbe bye bisangibwa mu biffo bingi ebyenjawulo munsi yonna.Mubino mwemuli ebibumbe ebiwela ton 22 bya "My Inner Beast" ebili mubulaya wonna, "Illegal Art", “Pillar of Shame” mu Hong Kong, Mexico and Brazil. “Hunger March” (2002), “In God's Name” (2006), “The Color Orange” (2008), “Fundamentalism” 2011/12.era ebibumbe ebilala oyinza okubisanga kumyoleso egyenjawulo.

Ebyafayo[kyusa | edit source]

Mu 1960 ekizimbe kino nga kolero lya motoka eryayitibwa nga "Næsby car body factory"era kyamala emyaka mingi ddala nga yemu ku galagi ya motoka obunene ku kizinga Fyn.Mu mwaka 1990 ekibula nsimbi bweyagwawo mu bulaya galagi eno egalawo kuba tebayina sente era ekifo kino nekisigala nga kikalu oba kiyite kifulukwa okumala emyaka 5 ngatewali kikolebwawo. Mu 1994 Omubumbi webubumbe Jens Galschiøt nakigula era natandika okukikyusa nakikolamu ekifo yosobola okusanga Ebyobuwangwa,Ebifananyi, Ebyempuliziganya,Esomero Lyebifananyi ebisige nokubumba ebibumbe mu bikomo,Compuni ya TV, awalukibwa ebyemikono nge biselo ,Ekibangirize omutekwa ebibumbe ebinene ennyo omutuntu mwasobola okutula ngawumudeko.

Egwanika lye Bifananyi[kyusa | edit source]



Ebyokulabirako[kyusa | edit source]

Ezenyongeza[kyusa | edit source]