User:Kizito Ratasha

Bisangiddwa ku Wikipedia

Kizito Ratasha mu kiseera kino alina emyaka 21. Muyizi ku ttendekero e Makerere. Yatandika okusoma mu mwaka gwa 2015/2016 era nga yawandiikibwa mu Makerere n'ennamba eno 15/u/6629/eve ng'era asoma busomesa mu misomo gy'obutonde bw'ensi n'olulimi oluganda. Mu kiseera kino musunsuzi wa Luganda wikipediya akola ne Erina Mukuta n'ekibinja ky'abayizi okuva ku ttendekero e Makerere.