Ababalanguzi abaatiikirivu(Famous mathematicians)

Bisangiddwa ku Wikipedia
Genda ku: Ndagiriro, kunoonya

Albert Einstein (1879-1955)

Eggwanga lye : Mugirimaani, Mumerika, Muyudaaya

Mwatiikirivu olwa Nakyenkanyampuyi ey’Obusinziiro:

A=ek2  , ekitegeeza enzitoya nga okubisizzaamu emisinde gy’ekitangaala egya kyebiriga oba   E=mc2

Isaac Newton (1642-1727)

Eggwanga lye : Mungereza

Mwatiikirivu olwa:Ebigoberero by’Ekibalangulo ebya Firosoofa ow’Obutonde ( Mathematical Principles of Natural Philosophy) ekitabo ekyayongeza obwangu mu kitambuzo(engineering) .Era y’ali emabega w’eggereeso lya nnyingobbiri ( binomial theorem).

Leonardo Pisano Bigollo (1170-1250)

Eggwanga lye : Muyitale Thales (c. 624 – c.547/546 BC)

Eggwanga lye: Mugereeki / Muyonaani

Pythagoras (c. 570 – c. 495 BC)

Eggwanga lye: Mugereeki/Muyonaani

Yayatiikirira mu: Eggereeso lya Payisoggolaasi mu kibalangulo René Descartes (1596-1650) Eggwanga lye : Mufaransa

Archimedes (c. 287 – c. 212 BC)

Eggwanga lye: Mugereeki/Muyonaani John Forbes Nash, Jr. (1928) Eggwanga lye: Mumerika

Blaise Pascal (1623-1662)

Eggwanga lye: Mufalansa Yayatiikirira lwa: Mpetosatu ya Pasikaali(Pascal’s Triangle)

Euclid (c. 365 – c. 275 BC)

Eggwanga lye : Mugereeki/Muyonaani Yayatiikirira kuba : Ye Taata w’essomankula/essomampimo(geometry)

Aryabhata (c. 476 – c. 550) Eggwanga lye : Muyindi

Ptolemy (c. 90 – c. 168 AD) Eggwanga lye: Mulooma

Naawe yongerayo abalanguzi abalala