Jump to content

Abdul Kadir Ali Muwaya

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

A.Qadir Soud Muwaya Ductor (1950–2014) yali mulwanirizi w'eddembe n’embeera z’abantu era omuvvuunuzi okuva mu Uganda. [1]

Yasomera mu Hawza eky'e Qom mu Iran era n’afuna diguli ye eya PHD.

Emirimu gy'eyakola

[kyusa | kolera mu edit source]
  • Y'avvuunula ekitabo ekiyitibwa "Jihad Akbar" eky'awandiikibwa Seyed Rouholah Khomeini .
  • Y'atandikawo emizikiti n'ebifo by'Obusiraamu 70 mu Uganda eky'amuviirako okutuumibwa erinnya lya "Uganda's tiger of development". [2]
  • Y'atandikawo amalwaliro 3 mu Uganda.

Yatemulwa nga 26 Ogwomwenda, 2014 bwe yali akomawo okuva ku mukolo gw’okusaba e Komeil mu kiro ekyakeesa Olwokuna. [3] Okuziika kwe kwaliwo oluvannyuma lwa Jjuma wamu Ssaabaminisita wa Uganda, akulira Poliisi mu kitundu ekyo, abayizi n’abantu abalala. [4]

Ebijuliziddwamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. http://fa.abna24.com/service/ab/archive/2014/12/27/660949/story.html
  2. http://rahyafte.com/34796
  3. http://shahrestanadab.com/Content/articleType/ArticleView/articleId/4167
  4. "Archive copy". Archived from the original on 2018-11-29. Retrieved 2025-07-21.{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link)