Jump to content

Abdul Karim Watambala

Bisangiddwa ku Wikipedia
Abdul Karim Watambala
omuntu
Ekikulamusajja Kyusa
Ensi y’obutuuzeYuganda Kyusa
Erinnya eriweereddwaAbdul, Karim, Abdulkarim Kyusa
Erinnya lya famireWatambala Kyusa
Yazaalibwa nga3 Gwakusatu(Mugulansigo) 2000 Kyusa
Gy'azaalwaKampala Kyusa
Ennimi z'amanyiLungereza, Luganda Kyusa
Omulimuassociation football player, association football player Kyusa
Azannyira mu KiraabuKiraabu ya Vipers SC, St. Mary's Stadium-Kitende Kyusa
Omuzannyoomupiira ogw'ebigere Kyusa

Abdul Karim Watambala (yazaalibwa nga 3 Ogwokusatu 2000) Munnayuganda omuzannyi w'omupiira ogw'ekikugu era azannyira mu makkati mu Vipers SC mu liigi ya Uganda Premier.[1][2][3]

Okuzannyira kiraabu

[kyusa | kolera mu edit source]

Watambala yakuzibwa okuva mu ttiimu ya St.Mary's SS Kitende okudda mu Vipers SC ey'abakulu mu sizoni ya 2019-2020. Yakola kyamaanyi okuyambako ttiimu eno okuwangula ekikopo kya Uganda Premier League mu sizoni ye esooka.[4]

Mu Gwomusanvu 2023, Watambala yakola endagaano empya ey’okwongezaayo emyaka ebiri ne Vipers SC, n’asigala okutuuka mu 2025. Azannye emipiira gya liigi 72, n’ateeba ggoolo 7, omuli n’okuteeba ggoolo enkulu ey’ekyenkanyi bwe baali bazannya BUL FC ekyagiyamba okuwangula ekikopo kya sizoni ya 2023-2024.[1][5]

Okuzannya ku ddaala ly’ensi yonna

[kyusa | kolera mu edit source]

Watambala yayitibwa ku ttiimu y’eggwanga omulundi ogwasooka mu mpaka z’okusunsulamu abalizannya empaka z’amawanga ga Afirika eza 2020, oluvannyuma lw’okwolesa omutindo mu sizoni ye eyasooka mu Vipers SC.[6]

Nga 13, Ogwekkuminoogumu 2020, lwe yasooka okuzannyira ttiimu ya Uganda ey’abakulu mu mupiira gw’okusunsulamu abalizannya ekikopo kya Afirika ne South Sudan, y’ayingizibwamu oluvannyuma, mu mupiira gwe bawangula ggoolo 1-0.[7]

  • Uganda Premier League: 2019-2020, 2021-2022, 2022-2023, 2023-2024[5][8]
  • Uganda Cup: 2019-2020, 2022-2023, 2024-2025[8]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. 1 2 Club, Vipers Sports (2023-07-05). "Karim Watambala extends stay at Vipers". Vipers SC Official Website (in British English). Archived from the original on 2026-02-09. Retrieved 2025-08-15.
  2. Isabirye, David (2025-04-03). "Watambala wins it for Vipers against resilient Lugazi at Kitende". Kawowo Sports (in American English). Retrieved 2025-08-15.
  3. "Vipers agree new contract with Watambala". Swift Sports Uganda (in American English). 2025-07-14. Retrieved 2025-08-15.
  4. "Special Report: The meteoric rise of Karim Watambala". FUFA. 2020-11-03. Retrieved 2025-08-15.
  5. 1 2 Club, Vipers Sports (2023-07-05). "Karim Watambala extends stay at Vipers". Vipers SC Official Website. Retrieved 2025-08-15.
  6. Opio, Isaac (2019-10-14). "CHAN 2020: Watambala Gets Maiden Cranes Call Up". ChimpReports (in American English). Retrieved 2025-08-15.
  7. Club, Vipers Sports (2020-11-13). "Watambala delighted to make Cranes senior debut". Vipers SC Official Website (in British English). Retrieved 2025-08-15.
  8. 1 2 Damba, Allan (2025-07-15). "Karim Watambala: Midfielder Set For Contract Extension". NBS Sport (in American English). Retrieved 2025-08-15.