African Health Services
Endabika
African Health Sciences ye kitabo ky’eby'obujjanjabi ekiggulwawo nga kyekenneenyezebwa buli luvannyuma lwa myezi enna nga kikwata ku nkola y’obujjanjabi n’enkola y’eby'obulamu mu bantu ekwatagana ku Afrika n’amawanga agafuna ssente entono. [1] Omusunsunzi omukulu ye James K. Tumwine ku Makerere University, eyatandikawo ekitabo kino mu 2001. [2]
Ekitabo kino kitekebwa munkola era ne kitekebwaami ebijuliziddwaamu aba mu index Medicus / MEDLINE / PubMed. [3]
Ebijuliziddwaamu
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "African Health Sciences". www.ajol.info. Retrieved 2023-07-03.
- ↑ Gavin Yamey (2003). "Africa's visionary editor". British Medical Journal. 327 (7419): 832. doi:10.1136/bmj.327.7419.832. PMC 214014. PMID 14551085.
- ↑ "African Health Sciences". NLM Catalog. National Center for Biotechnology Information. Retrieved 2013-12-09.
Ewalala w'oyinza okubigya
[kyusa | kolera mu edit source]- Official website