Ajaip Singh Matharu
Endabika
Ajaip Singh Matharu, yazaalibwa nga 11 Ogwokusatu mu 1938, nga yali muzannyi wa muzannyo gwa field hockey mu Uganda wabula nga nzaalwa za Buyindi. Yavuganya mu mpaka z'abasajja ez'omumizannyo gya Olympics Egy'omukyeeya egya1972.[1]