Aji Secka
Endabika
Aji Secka
| Ekikula | mukyala |
|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Gambia |
| Yazaalibwa nga | 20. century |
| Omulimu | munnabyabufuzi |
| Mmemba w’ekibiina ky’ebyobufuzi | United Democratic Party |
Aji Yam Secka (Ajaratou Mariama (Yamu) Secka; era amanyiddwa nga Mariama B. Secka) munnabyabufuzi mu Gambia eyali omumyuka w’omukulembeze w’ekibiina kya United Democratic Party (UDP) era nga mukulembeze w’abakyala aludde ng’akola emirimu egy’enjawulo.[1]
Obukugu bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Okuva mu 1998 okutuuka mu 2001, yali Ssaabawandiisi w’ekibiina ky'abakyala.[2][3] Yali mumyuka wa dayirekita wa UND okuva mu 2011 okutuuka mu 2018.[4][5] Secka yafuuka akulira ekibiina kino mu 2016 omukulembeze w’ekibiina kino, Ousainou Darboe, bwe yakwatibwa naggalirwa gavumenti mu kkomera. Secka y'omu ku bakulembeze b'oludda oluvuganya gavumenti abaakola omukago ne bawagira okwesimbawo kwa Adama Barrow okukkakkana ng'awangudde Pulezidenti Yahya Jammeh ey'aliko.[6]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Sanneh, Sidi (2016-05-04). "Sidi Sanneh: Aji Yam Secka refuses to meet with Jammeh's emissaries". Sidi Sanneh. Retrieved 2021-04-06.
- ↑ "SHE-SHE-SHE: Woman of the Year 2016: She fights, lives & wins the Struggle - The Point". thepoint.gm (in American English). Retrieved 2021-04-06.
- ↑ "Aji Yam Secka pays homage to Sir Dawda". The Standard Newspaper (in American English). 2019-09-03. Retrieved 2021-04-06.
- ↑ "Halifa Sallah's Reaction to Aji Yam Secka's Comments Open Letter to Standard Newspaper". Gambia.com (in American English). 2020-08-28. Retrieved 2021-04-06.
- ↑ Darboe, Sainey (2020-09-13). "UDP deputy leader, Aji Yam Secka dismisses Barrow threat, predicts 2021 victory". Gunjur Online (in Lungereza). Retrieved 2021-04-06.
- ↑ "Halifa Sallah's Reaction to Aji Yam Secka's Comments Open Letter to Standard Newspaper – Foroyaa Newspaper". foroyaa.net (in American English). 2020-08-28. Retrieved 2021-04-06.