Ajit Singh Bhogal
Endabika
Ajit Singh Bhogal (yazaalibwa 5 Ogwekkuminogumu 1942) Munnayuganda muzannyi wa hockey ow'omukisaawe. Yavuganya mu mpaka z'abasajja mu mizannyo gya Olympics egy'omusana mu 1972 . Muganda wa munnayuganda omuzannyi wa hockey ku mutendera gw'ensi yonna hockey Kuldip Singh Bhogal .