Akatale ke Rugombe Kasangibwa mu gombolola ye Bugaaki mu disiturict ye Kyenjojo ku lugudo ye fortportal mu kabuga k`erugombe.Akatale kano kaatandikibwawo balimi abaatundanga ebilime ebyenjawulo okugeza nga muwogo,obutunda,amatooke nebirime ebilala bingi.Muntandikwa kali mukabuga ke Kamayojwa nekajuruzibwa mukabuga ke Rugombe olwo bufunda bwekifo mu kamayojwa.mukasera kano akatale kano kagejja era katunda ebirime bingi ebyenjawulo.