Jump to content

Akbar Baig

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Akbar Baig


Akbar Mirza Baig (yazaalibwa 5 Omwezi ogwokutaano 1974) Munnayuganda omuzannyi w'omuzannyo gwa kuliketi (Ugandan Cricketer) enzaalwa y'e Buyindi. Azannye mu mizannyo gyonna ena egy’omutindo ogusooka Uganda gyeyeetabyemu okutuusa leero.