Alamin Mohammed Seid, munnabyabufuzi
| Ekikula | musajja | |
|---|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Eritrea | |
| Yazaalibwa nga | 1946 | |
| Gy'azaalwa | Massawa | |
| Olunaku lwe yafa | 15 Gwakkuminogumu(Museenene) 2021 | |
| Omulimu | munnabyabufuzi | |
| Gyeyasomera | Hergigo School | |
| Mmemba w’ekibiina ky’ebyobufuzi | People's Front for Democracy and Justice | |
| Ediini | Islām | |
Alamin Mohammed Seid (yazaalibwa 1946 oba 1947 – 15 Museenene, 2021)[1] yali munnabyabufuzi mu Eritrea.
Yazaalibwa mu kitundu Massawa ekya Eritrea.
Alamin yeetaba mu lutalo lw'ameefuga ga Eritrea okuva mu 1964 lwe yeegatta ku kibiina kya Eritrean Liberation Front. Oluvannyuma yeegatta ku kibiina ekyafuuka Eritrean People’s Liberation Front (EPLF) mu 1970. Mu lutalo lw’ameefuga, yali akulira ekitongole kya EPLF ekikola ku nkolagana n’amawanga amalala.
Alamin mu kaseera katono yaweerezaa ko nga Minisita w’ebyamawulire n’ebyobuwangwa. Ye ne Isaias Afewerki be bammemba babiri bokka ku kakiiko akafuzi aka EPLF abaali mu lukiiko olufuzi olwa People’s Front for Democracy and Justice mu lukiiko olw’okusatu.[2] Mu Congress eno yalondebwa okuweereza ku kifo ky'omuwandiisi.
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Eritrea: Mr. Alamin Mohammed-Sied, Secretary of PFDJ, Passes Away
- ↑ Killion, Tom (1998). Historical Dictionary of Eritrea. The Scarecrow Press. ISBN 0-8108-3437-5.