Alexis Bbakka
Endabika
Alexis Bbakka
| Ekikula | musajja |
|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Yuganda |
| Erinnya eriweereddwa | Alexis |
| Yazaalibwa nga | 13 Gwamwenda(Mutunda) 1995 |
| Gy'azaalwa | Swiiden |
| Ennimi z'amanyi | Lungereza |
| Omulimu | association football player |
| Azannyira mu Kiraabu | Umeå FC |
| Omuzannyo | omupiira ogw'ebigere |
Alexis David Bbakka (yazaalibwa 13 Ogwomwenda 1995) muzannyi wa mupiira gw'ensimbi azannya ng'omuteebi.[1] Yazaalibwa Sweden, azannyidde ku ttiimu y'eggwanga lya Uganda ey'omupiiria.
Ku ttiimu y'eggwanga
[kyusa | kolera mu edit source]Bbakka yasooka okuzannyira Uganda mu mupiira gw'omukwano bwe baali battunka ne Turkmenistan nga 9 Ogwomukaaga 2019.[2] Omupiira gwe yasooka ogw'okuvuganyamu gwaggwa maliri ga 0-0 ne Burkina Faso mu kusunsulamu abalizannya ekikopo kya Afrika nga 13 Ogwekkuminoogumu 2019.[3]
Obulamu bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Bbakka yazaalibwa Sweden kyokka ng’akiikirira Uganda okusamba omupiira, alina obutuuze bwa nsi zombi Uganda ne Sweden.[2]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "Bbakka Alexis". Soccerstand. Retrieved 1 January 2021.
- 1 2 Isabirye, David (8 March 2020). "Alexis Bbakka: It is a big honour to serve the Uganda Cranes". Kawowo. Archived from the original on 9 March 2020. Retrieved 1 January 2021.
- ↑ https://en.wikipedia.org/wiki/Alexis_Bbakka
Ebijuliziddwa wabweru wa Wikipidiya
[kyusa | kolera mu edit source]- Alexis Bbakka at Soccerway
- Alexis Bbakka at WorldFootball.net
Amatuluba:
- 1995 births
- Abaazalibwa mu 1995
- Abantu abalamu
- Bannayuganda abasajja abazannyi b'omupiira
- Bannayuganda abazannyira ku ttiimu y'eggwanga
- Bannansi ba Sweden abasambi b'omupiira
- Bannansi ba Sweden abaazalibwa e Uganda
- Ekibiina ky'abasambi b'omupiira abateebi
- Abazannyi ba ttiimu ya UPDF FC
- Abazannyi ba ttiimu ya Vaxjo United
- Abazannyi ba Umeå FC
- Abazannyi ba FC Rosengård 1917
- Abazannyi Carlstad United BK
- Abazannyi ba Superettan
- Abazannyi ba Ettan Fotboll
- Abazannyi ba Sweden ab'ekyasa kya 21
- Abazannyi ba Uganda ab'ekyasa kya 21