Jump to content

Algeria

Bisangiddwa ku Wikipedia

Algeria, ggwanga mu Afirika. Ekibuga ky'ensi ekikulu kiyitibwa Algiers. Esangibwa mu bukiika kkono bwa Africa kumpi nessemayanja Mediterranean ku ludda olw'amambuka. Egabana ensali ne Tunisia wamu ne Libya. Y'ensi esinga obunene mu Africa mu bugazi bw'ettakaera ekitundu kyayo ekisinga obunene kiri mu ddungu lya sahara

  • Awamu: 2.381.741 km²
  • Abantu: 40.400.000 (2014)
  • Ekibangirizi n'abantu: 15.9/km²
Omuko guno kitundutundu. Bw'oba ng'oyagala okugugaziyako yingira awagamba nti kyusa.