Alykhan Karmali
Alykhan Karmali mutandisi wa mirimu, munnamakolero, era muzirakisa mu Uganda . Ye ssenkulu addukanya ekkolero lya Mukwano mu Uganda, kkampuni ekolera wansi w'ekibinja ky'amakampuni ga mukwano. [1] N'era yaweerezaako nga ssenkulu atali mu mirimu bulijjo owa(Non executive director ) owa bbank ya Exim (Uganda), bbanka y’ebyobusuubuzi kkampuni gagadde eya Mukwano Group mwelina emigabo 36.5 ku buli 100. [2] [3]
Obuvo bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Ali Mohamed Karmali, jjajja omusajja azaawa taata wa Alykhan , yali mutandisi wa mirimu ensibuko y'e Buyindi eyasenguka najja mu Uganda awo nga mu 1904 . Yakola ng’omuyambi w’edduuka mu Jinja nga tannasengukira Mbarara mu ttundutundu ly'obugwanjuba bwa Uganda . Oluvannyuma yasenga mu Bukandula mu Disitulikiti y'e Gomba leero mu ttundutundu lya Buganda mu Uganda,gye yakolera obusuubuzi bwa ppamba ne mwanyi obwamanyi "ng'akolagana n'amaka amalala g'Abayindi (Asian Families) ". Yalina emikwano mingi nnyo ekyamupaatisaako erinnya lya "Mukwano gwa Bangi" (Friend of Many). Amakaage gaalisalako nerifuuka "Mukwano" ne batuuma bizinensi y'amaka erinnya lye. Amirali Karmali, taata wa Alikhan yafa nga 10 Omwezi ogwomusanvu 2019 e Kololo, ekitundu eky'omutindo ogwa waggulu ku muliraano mu Kampala .Yaziikibwa ku kiggya / limbo mu kitundu kye kimu, ku Lwomukaaga nga 13 Omwezi ogwomusanvu 2019. [4] Mu 1995, Amirali yakwasa mutabani we Alykhan bizinensi y’amaka. [1] [5]
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- Administrator (16 April 2004). "Uganda's Rich: Alykhan Karmali & Others". Kampala: Ismaili.net Quoting Daily Monitor. Retrieved 9 March 2016.
- EBU (7 March 2016). "Exim Bank (Uganda) Limited: Shareholding, Board of Directors & Senior Management" (PDF). Kampala: Exim Bank Uganda (EBU). Archived from the original (PDF) on 15 June 2016. Retrieved 9 March 2016.
- Sanya, Samuel (7 March 2016). "Tanzania's Exim bank takes over Imperial Bank". New Vision. Kampala. Retrieved 9 March 2016.
- Mpagi, Charles (11 July 2019). "Ugandan Business Magnate Mukwano Dies Aged 89". The EastAfrican. Nairobi. Retrieved 14 July 2019.
- Eriasa Mukiibi Sserunjogi, Henry Lubega, and Gillian Nantume (26 July 2015). "The 100 Most Influential Ugandans". Daily Monitor. Kampala. Retrieved 14 July 2019.
- 1 2 Administrator (16 April 2004). "Uganda's Rich: Alykhan Karmali & Others". Ismaili.net Quoting Daily Monitor. Retrieved 9 March 2016.
- ↑ EBU (7 March 2016). "Exim Bank (Uganda) Limited: Shareholding, Board of Directors & Senior Management" (PDF). Exim Bank Uganda (EBU). Archived from the original (PDF) on 15 June 2016. Retrieved 9 March 2016.
- ↑ Sanya, Samuel (7 March 2016). "Tanzania's Exim bank takes over Imperial Bank". Retrieved 9 March 2016.
- ↑ Mpagi, Charles (11 July 2019). "Ugandan Business Magnate Mukwano Dies Aged 89". Nairobi. Retrieved 14 July 2019.
- ↑ Eriasa Mukiibi Sserunjogi, Henry Lubega, and Gillian Nantume (26 July 2015). "The 100 Most Influential Ugandans". Kampala. Retrieved 14 July 2019.