Jump to content

Amalakwang

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Amalakwang
A bowl of smooth mashed vegetable
Ebbakuli ya amalakwang.
class="infobox-label" scope="row" style="line-height:1.15em;
       padding-right:0.65em;" | Ekifo gy'ebasibuka
Uganda

Amalakwang oba Malakwang nva endiirwa esangibwa mu Bukiikakkono bwa Uganda . [1] [2] Kika ky'akimuli ekiliibwa ekiyitibwa roselle ( Hibiscus sabdariffa ) [3] ekiteekebwateekebwa mu ngeri ez'enjawulo eziwerako. [4] [5] Emu ku ngeri gy'ezifumbibwamu ye boyilo, endala zigattibwa mu binyebwa ebisekule (ekipooli) ne zigabulwa ne lumonde, akawunga n'omuceere . [6] [7] Enva endiirwa zino zanikibwa okuzikuuma okumala ebbanga eliwerako. Era zikozesebwa ng'eddagala. [8] [9]

Era zisangibwa mu bitundu bya Uganda ebirala omuli West Nile, Buvanjuba bwa Uganda ne Karamoja . [9] [8] [10]

Emmere y'aba Lugbara

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]