Amarjit Singh Sandhu
Endabika
Amarjit Singh Sandhu (yazaalibwa 18 Ogwekkumineebiri 1954) Munnayuganda muzannyi wa hockey ow'omukisaawe. Yavuganya mu mpaka z'abasajja mu mizannyo gya Olympics egy'omusana mu 1972 . [1] Muganda wa munnayuganda omuzannyi wa hockey ku mutendera gw'ensi yonna Rajinder Singh Sandhu .