Jump to content

Amasiro g'eWamala

Bisangiddwa ku Wikipedia
amasiro g'eWamala
tomb
EgwangaYuganda Kyusa
Located in the administrative territorial entityKampala Kyusa
Coordinate location0°23′29″N 32°31′32″E Kyusa
Heritage designationNational Cultural Site of Uganda Kyusa
Map
Entrance at Wamala Tombs
Omulyango oguyingirira mu masiro g'e Wamala

Amasiro g'e Wamala kifo kya buwangwa ekikuumibwa mu Uganda . Kisangibwa mu Gombolola y'e Nabweru, mu Disitulikiti y’e Wakiso, ekitundu ekiriraanye ekibuga Kampala. Amasiro gano geegaazikibwamu Ssekabaka Ssuuna owokubiri, Kabaka wa Buganda ow’amakumi abiri mu mwenda eyafuga okuva mu mwaka gwa 1832 okutusa mu mwaka gwa 1856. Amasiro gano kifo kya byafaayo ekiyambibwako ekitongole kya UNESCO wamu n'ebifo ebirala eby'ebyafaayo mu Uganda.[1][2][3]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Tombs of Buganda Kings at Kasubi". UNESCO World Heritage Centre (in Lungereza). Retrieved 2024-02-09.
  2. "ARTS: Wamala Tombs". The Independent (in American English). Uganda. 2021-04-01. Retrieved 2024-02-09.
  3. "Wamala King's Tombs". World Monuments Fund (in Lungereza). Retrieved 2024-02-09.