Amasomo agali wansi wa Sessomo ly'Ekibalangulo(the Topics or Sub-fields of study under the discipline of Mathematics in Luganda Language)

Bisangiddwa ku Wikipedia

From IALI NGO with authority from Muwanga Charles .Sessomo ly’ekibalangulo(the discipline of mathematics) lirimu amasomo gano wansi:

i) Ekibaririzo (Arithmetic, a branch of mathematics using numbers only )

ii) Aligebbula (aAlgebra, a branch of matehmatics using both numbers and letters)

iii) Omugereeso gwa namba (Number theory)

iv) Emisingi gya namba=Emisimba (Number bases)

v) Essomankula/essomampimo/Ebyempimo (Geometry)

vi) Emikutule (Fractions)

vii) Emitonnyeze (Decimals)

viii) Okukunuukiriza n’okuzingako namba (Estimation and rounding off numbers)

ix) Nambuluzo n’Okulambulula namba (Factors and factoring numbers)

x) Namba ennambulukufu (Composite numbers)

xi) Namba ezitali nambulukufu (Prime numbers)

xii) Ennyingo n'Ekiyingo=Ekibalo ky'Ennyingo (Terms and Polynomials)

xiii) Emigereko (Sets)

xiv) Emikwanaganyo n’Emikwataganyo (Relations and functions)

xv) Ebikwataganyo (Coordinates)

xvi) Omugerageranyo/Emigerageranyo (Ratio/Ratios)

xvii) Ekigerageranyo/Ebigerageranyo (Rate/Rates)

xviii) Emigendaganyo (Proportions)

xix) Kalonda (Data)

xx) Kalonda omusengeke (Statistics)

xxi) Ekibalo ky’Obusuubuzi (Business math)

(ii) Omugereeso gwa namba (Number theory)

(iii) Essomankula/Essomampima (Geometry)

(iv) Aligebbula (Algebra)

(v) Emikutule (Fractions)

(vi) Emitonnyeze (Decimals)

(vii) Omugerageranyo n’Omugendaganyo (Ratio and Proportion)

(viii) Omugerageranyo gwe 100 (Ratio of 100, Percent)

(ix) Namunigina z’ebipimo (Units of measurements)

(x) Kalonda ne Kalonda omusengeke (Data and statistics )

(xi) Nakyenkanyampuyi=Namba ez'enkannya empuyi (Equations)

(xii) Ekyenkanyampuyi (Symmetry)

(xiii) Nakyekubira (Inequalities)

(xiv) Ekifunza ne kyekubisamifunza ( Exponents and Logarithms)

(xv) Nakyenkanyanpuyi (Equation)

(xvi) Ekyenkanyampuyi (Symmetry)

(xvii) Omugerageranyo (Ratio)

(xviii) Ekigerageranyo (rate )

(xix) Omukwataganyo (Function)

(xx) Ekikwataganyo (Coordinate)

(xxi) Ekibazo (Solution):

(xxii) Omugereeso (theory) .

(xxiii) Okugereesa (To theorize)

(xxiv) Ekifaanaganyo (Reflection)

(xxv) Ekyetoloozo (Rotation)

(xxvi) Ekifaananyi (Picture)

(xxvii) Ekifaananyo (image)

       Ekifaanaganyo   (Reflection)

(xxviii) Ekikube eky’omuteeberezo (Imaginary drawing)

(xxix) Omuteeberezo=omulengera oguteebereza (Imagination)

(xxx) Ekiseetulo /ekiseetuko (translation/slide)

(xxxi) Ekiseetuso (displacement)

(xxxii) Okuzimbulakkanya (resizing)

(xxxiii) Omukwanaganyo (Mathematical elation)

(xxxiv) Omugendaganyo (Proportion)

(xxxv) Essomampuyisatu(Trigonometry)

(xxxvi) Ekibazamukisa=Ekibalo ky'Omukisa (Probability)

(xxxvii) Ekisengeko=Ekibalo ky'emisengeko (Matrix)

(xxxxviii)Ekiyingo =Ekibalo ky'ennyingo(Polynomials)