Ambrosio Kibuuka
Endabika
Ambrosio Kibuuka (1868 – Ogwomukaaga 3, 1886) [1] aka ( Ambrose Kibuuka Katekamu, Kateka Mulundaggana), yali Munayuganda, mujulizi Omukatoliki eyattibwa olw'enzikiriza ye. Yazaalibwa mu Buganda . Yali omu ku Bakristaayo abangi abattibwa Ssekabaka Mwanga II wakati wa 1885 ne 1887. Olunaku lwe olw'okuttibwa lwali nga 3 Ogwomukaaga, lwe yayokebwa nga mulamu, era nga ajjukirwa ng'omu ku bajulizi ba Uganda ku lunaku lw'embaga . [2]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Bisase, Arnold Spero (2012).
- ↑ https://www.uecon.org/uganda-martyrs/martyrs