Angodic
Endabika
Angodic mmere ya kinnansi eriibwa abantu b'e Karamojong mu kitundu kya Karamoja mu mambuka ga Uganda . Emmere eno ya kinnansi etabulwaamu amata ga bongo, omuwemba, n'omuzigo, ebinyeebwa ebisekule nga bisiike nga biteekeddwateekeddwa lumu, Angodic ekuumibwa n’omubisi gw’enjuki omutonotono okumala omwaka gumu. Ekiwoomerera kino eky’ekinnansi kiriibwa abakulembeze b’ebyobuwangwa n’abantu b’e Karamojong. [1] [2] [3]