Jump to content

Annet Kirabo

Bisangiddwa ku Wikipedia
Annet Kirabo
Omuntu Kyusa Wikidata
Ekikulamukyala Kyusa Wikidata
Ensi y’o­bu­tuu­zeUganda Kyusa Wikidata
Erinnya eri­wee­redd­waAnnet Kyusa Wikidata
Erinnya lya famireKirabo Kyusa Wikidata
Omulimumedical researcher, university teacher Kyusa Wikidata
Field of workarterial hypertension, dendritic cell, cardiovascular disease Kyusa Wikidata
OmukozesaVanderbilt University, Vanderbilt University Medical Center Kyusa Wikidata
Affi­lia­tionVanderbilt Department of Medicine Kyusa Wikidata
Academic appoint­mentVanderbilt Department of Medicine, Vanderbilt Department of Molecular Physiology and Biophysics Kyusa Wikidata

Annet Kirabo Munnayuganda omunoonyereza era nga Associate Professor mu by’obusawo mu kitongole ky’obusawo mu Vanderbilt University Medical Center.[1] Alina ekifo kye kimu mu kitongole kya Molecular Physiology ne Biophysics mu Vanderbilt University. Emirimu gye n'okunoonyereza kwe kwesigamye ku nkolagana wakati wa oxidative stress n'okuzimba nga bwe bikwatagana ne puleesa n'obulwadde bw'ensigo. Kirabo y’akulira ekibiina ki Vanderbilt Federation of Clinical Immunology Societies (FOCIS) Center of Excellence era yalondebwa nga Chancellor Faculty Fellow mu 2024 nga American Heart Association fellow era yaweereza ku lukiiko olufuzi n’obukiiko obukola ku puleesa. Kirabo ayitiddwa okuwa emisomo egy'olukale mu ggwanga n'ensi yonna ku puleesa.[2][3][4]

Obuyigirize bwe

[kyusa | kolera mu edit source]

Annet Kirabo yafuna diguli mu by'obusawo bw'ebisolo okuva ku Makerere University School of Veterinary Medicine mu Kampala, Uganda. Yafuna diguli ye eya master okuva mu St. Cloud State University e St. Cloud mu Minnesota n'oluvannyuma n'akola diguli ye eya PhD mu University of Florida, Gainesville.[2] Okunoonyereza kwe essira liri mu by’emisuwa, metabolism, omugejjo, n’obusimu obuziyiza endwadde.[4][5]

Kirabo yafuna engule okuva mu kibiina ekya American Heart Association ne American Physiological Society, abaamusasulira ssente z’okunoonyereza ku puleesa.[2]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. ↑ Development, PodBean. "International Society of Hypertension - Interview with Dr Annet Kirabo | The International Society of Hypertension Podcast". hypertension.podbean.com (in Lungereza). Retrieved 2026-05-16.
  2. 1 2 3 "Annet Kirabo, DVM, MSc, PhD, FAHA | Vanderbilt Institute for Global Health". www.vumc.org. Retrieved 2026-05-16.
  3. ↑ Snyder, Bill (2025-12-23). "Annet Kirabo named "Top Scholar" in hypertension". Vanderbilt Health News (in American English). Retrieved 2026-05-16.
  4. 1 2 "Annet Kirabo". Vanderbilt University (in Lungereza). Archived from the original on 2024-06-04. Retrieved 2026-05-16.
  5. ↑ kirabo, annet. "Annet Kirabo - Vanderbilt University Medical Center". vanderbilthealth.academia.edu (in Lungereza). Retrieved 2026-05-16.