Jump to content

Apollo Kagogwe

Bisangiddwa ku Wikipedia
Apollo Kagogwe
Omuzannyi w'omupiira omunnayuganda Kyusa Wikidata
Omuntu Kyusa Wikidata
Ekikulamusajja Kyusa Wikidata
Ensi y’o­bu­tuu­zeUganda Kyusa Wikidata
Country for sportUganda Kyusa Wikidata
Erinnya eri­wee­redd­waApollo Kyusa Wikidata
Yazaa­lib­wa nga18 Gwakubiri (Mukutulansanja) 2003 Kyusa Wikidata
Ennimi z'amanyiLungereza Kyusa Wikidata
Omulimuomusambi w′omupiira Kyusa Wikidata
Ekifo ky'a­zan­nya/ obumanyidefender Kyusa Wikidata
Azannyira mu KiraabuMaroons FC Kyusa Wikidata
Omuzannyoomupiira ogw'ebigere Kyusa Wikidata

Apollo Kagogwe (Yazaalibwa 18 Ogwokubiri 2003) Munnayuganda muzannyi wa mupiira owa makkati ng'azannyira mu kiraabu y'omupiira eya Maroon ne ttiimu ya Uganda National Football Team. Yazannyirako ng’omuzibizi mu Wakiso Giants FC gye yeetaba mu liigi ya star times Uganda premium era n’aweebwa engule y’omuzannyi asinze mu mupiira.[1][2][3]

Kagogwe yatandika okukulaakulanya omulimu gwe ogwokusamba omupiira ku myaka emito ng'omu ku ttiimu y'eggwanga ey'abali wansi w'emyaka abiri(U-20) emanyiddwa nga Uganda Hippos.[3] Yazannya nga omuzibizi wa ddyo era omuzibizi wa wakati.[4]

Omulimu gwa kiraabu

[kyusa | kolera mu edit source]

Kagogwe yatandika okuzannya omupiira gw’abantu abakulu (senior career) tiimu ya Tooro united mu sizoni ya 2021-22. Mu mwezi G'omunaana wa 2022, yakyuka n’agenda mu Wakiso Giants FC gye yazannyira sizoni bbiri (2022/2023 ne 2023/2024) mu kifo ky’omuzibizi. Engeri gy’azannyamu yamulerela okufuna ebirabo eiwerako"omusajja asinga okuzanya omupiira." Nga 5 omwezi G'Omusanvu 2024, Apollo yakola endagaano ne Maroon FC gye yakyuka n’agenda mu kifo ky’omuzannyi wa makkati.[2][3]

Omulimu gw’ensi yonna

[kyusa | kolera mu edit source]

Kagogwe yakiikirira Uganda mu mpaka zabazanyi bomupiira abali wansi memya abiri( U-20) mu Africa cup of nations eza 2023 ezaali mu Misiri. Yalondeddwa mu ttiimu y'eggwanga lya Uganda okuzannya mu mipiira gya Afrika gyonna egya 2024 ng gyategekebwa e Ghana.[3]

  • Martin Mpuga

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. ↑ "Apollo Kagogwe Stats and Profile". upl.ug. Archived from the original on 2024-03-04. Retrieved 2025-08-02.
  2. 1 2 "Apollo Kagogwe (Maroons) Stats - Flashscore.com". www.flashscore.com (in Lungereza). Retrieved 2025-07-24.
  3. 1 2 3 4 Mujuni, Oscar Diego (2024-07-05). "Maroons Sign Defender Apollo Kagogwe from Wakiso Giants". NBS Sport (in American English). Retrieved 2025-07-28.
  4. ↑ Muyita, Joel (2024-07-05). "Maroons sign defender Apollo Kagogwe". Kawowo Sports (in American English). Retrieved 2025-07-31.

Ebijuliziddwa wabweru wa Wikipedia

[kyusa | kolera mu edit source]