Jump to content

Arthur Ssegwanyi

Bisangiddwa ku Wikipedia

Arthur Ssegwanyi (yazaalibwa Ogwokusatu 12, 1988),muzannyi wa muzannyo gwa chess mu Uganda.

Ebikwata ku bulamu bwe

[kyusa | kolera mu edit source]

EKitongole kya FIDE kyamuwa ekitiibwa kya master w'ensi yonna (IM) mu 2015 oluvannyuma lw'okuwangula empaka za sekinnoomu eza zone 4.2 mu mwaka gwegumu. [1] Obuwanguzi buno era bwamuyisaawo okuzannya mu mpaka z'ensi yonna eza FIDE mu 2015 . [2] [3] Mu mpaka zino, yakwatagana n'empaka za fourth seed, Anish Giri . Ssegwanyi yagwa amaliri mu mupiira ogwasooka mu nsamba 158, [4] [5] [6] [7] olwo n’awangulwa mu mupiira ogw'okubiri era ekyaddirira kugobwa mu mpaka zino. [8] [9] Mu 2016, yawangula empaka za Tanzania Open Chess Championship e Dar es Salaam . [10] Ssegwanyi azannyidde ttiimu ya Uganda mu mpaka za Chess Olympiad okuva mu 2012.

  1. http://www.chess-results.com/tnr169589.aspx
  2. http://transparentnigeria.com/news_entries/19616/International-Master-Ssegwanyi-to-make-debut-at-Chess-World-Cup
  3. http://www.monitor.co.ug/Sports/OtherSport/Ssegwanyi-wins-zonal-event--earns-WC-ticket/690284-2698208-bxfdbb/index.html
  4. https://chess24.com/en/read/news/baku-world-cup-1-1-upsets-and-unlikely-heroes
  5. http://allafrica.com/stories/201509140830.html
  6. https://www.kawowo.com/2015/09/13/uganda-s-ssegwanyi-holds-dutch-grand-master-giri-in-6-hour-duel-chess-world-cup/
  7. http://www.newvision.co.ug/new_vision/news/1409311/chess-world-cup-ssegwanyi-holds-giri-draw
  8. https://chess24.com/en/read/news/baku-world-cup-1-2-statistics
  9. http://www.monitor.co.ug/Sports/OtherSport/Ssegwanyi-eliminated-from-Chess-W--Cup/690284-2869064-o2lv9b/index.html
  10. https://ugandaradionetwork.com/a/story.php?s=91365