Atuhaire Ambala
Atuhaire Ogola Ambala, yazaalibwa nga 26 Ogwokuna 2001 [1] nga Munnayuganda omuwuzi. [2] Yakiikirira Uganda mu mpaka z'ensi yonna eza World Aquatics Championships eza 2019 ezaali e Gwangju mu South Korea.[1] Yavuganya mu mpaka z'abasajja eza mita 50 ez'okuwunga mungeri ez'enjawulo n'ez'abasajja eza mita 100 ez'okuwugira muneri ez'enjawulo. Yavuganya ne mpaka za mita 4 × 100 eza mixed freestyle relay .
Mu 2018, yavuganya mu mpaka eziwerako mu mpaka za Afrika ez’okuwuga ezaali mu Algiers ekibuga kya Algeria. Mu 2019, yavuganya mu mpaka za mita 100 ez’abasajja m mitendera gw'okuwuga ng'ekiwojolo egyali mu Mizannyo gya Afrika egyategekebwa e Rabat mu Morocco. [3]
Yakiikirira Uganda mu mizannyo gya Olympics gy’omukyeeya mu 2020 e Tokyo mu Japan. [4] Yavuganya mu mitendera gy'abasajja egya mita 100 egy'okuwugira mungeri ez'enjawulo.
Ebijulziddwaamu
[kyusa | kolera mu edit source]- 1 2 "Swimming – Entry list" (PDF). 2019 World Aquatics Championships. Archived (PDF) from the original on 26 July 2020. Retrieved 26 July 2020.
- ↑ "Swimming - AMBALA Atuhaire Ogola". Tokyo 2020 Olympics (in American English). Tokyo Organising Committee of the Olympic and Paralympic Games. Archived from the original on 2021-07-26. Retrieved 2021-08-17.
- ↑ "Swimming Results Book" (PDF). 2019 African Games. Archived (PDF) from the original on 27 July 2020. Retrieved 27 July 2020.
- ↑ "Swimming Results Book" (PDF). 2020 Summer Olympics. Archived (PDF) from the original on 7 August 2021. Retrieved 10 August 2021.