Jump to content

BAR Aviation Uganda

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

BAR Aviation Uganda kampuni ya nnyonyi mu Uganda etegekwa ennyonyi ezitambuza abantu mu ggwanga, obuwereza obupangizibwa, okutendeka abavuzi b’ennyonyi, okuweereza ambyulensi z’ennyonyi, n’okudaabiriza ennyonyi. Ekifo wekisisinkanirwa ekikulu kiri ku kisaawe ky'ennyonyi Entebbe. Kampuni eno era erina ekifo eky'okubiri ku kisaawe ky’ennyonyi e Kajjansi, mu Disitulikiti y’e Wakiso, ng'ovudde ku luguudo oluva e Kampala okudda Entebbe, mu Bitundu By'omumasekati gw'Eggwanga. [1] [2]

Okusinziira ku mukutu gwayo, okuva mu Gwokusatu mu 2022, BAR Aviation etegeka ennyonyi n'obuwereza bwaazo okugenda mu bifo bino waezitegekeddwa bulijjo okutuuka mu bifo bino wamanga: [3]

Eggwanga Ekibuga Ekisaawe ky'ennyonyi Ebiwandiiko Ebijuliziddwaamu
Uganda Arua Arua Airport [1][3]
Uganda Kihihi Kihihi Airport [1][3]
Uganda Kisoro Kisoro Airport [1][3]
Uganda Chobe Chobe Safari Lodge Airport [1][3]
Uganda Bugungu Bugungu Airstrip [1][3]
Uganda Entebbe Entebbe International AirportTemplate:Airline hub [1][3]
Uganda Semliki Semliki Airstrip [1][3]
Uganda Pakuba Pakuba Airport [1][3]
Uganda Kasese Kasese Airport [1][3]
Uganda Mbarara Mbarara Airport [1][3]
Uganda Mweya Mweya Airport [1][3]
Uganda Kajjansi Kajjansi AirfieldTemplate:Airline hub [1][3]
Uganda Jinja Jinja Airport [4]

Ebika by'ennyonyi

[kyusa | kolera mu edit source]

Webwatuukira mu Gwokutaano mu 2024, ebika by'ennyonyi ezali zidukannyizibwa aba BAR Aviation zeezimo wamanga: [5] [6]

BAR Aviation Uganda Fleet
Ennyonyi Mu bidduka Ebiragiro Abasaabaze Ebiwandiiko
F C. C Y Omugatte
Hercules L100-30
1
0. 0. 0. Emigugu 0. [5] [7]
Challenger – 604 0. 0. 0. 9. 9. 9. 9. [5]
Beechcraft 1900D 0. 0. 0. 19. 19. Okuva mu Gwomunaana 2025[8]
Pilatus PC-12 0. 0. 0. 8. 8. [5]
Cessna 208 Caravan 0. 0. 0. 12. 12. [5]
Cessna 172 0. 0. 0. 4. 4. 4. 4. [5]
Eurocopter EC130
1
0. 0. 0. 6. 6. 6. 6. [6]
B505 Jet Ranger X
1
0. 0. 0. 4. 4. 4. 4. [6]
Bell 206 Jet Ranger
1
0. 0. 0. 4. 4. 4. 4. [6]
Bell 412EPi
1
0. 0. 0. 12. 12. [8]
Omugatte 19. 0.

BAR Aviation yatandikibwawo mu Uganda mu 2008. Kyatandika na kutendeka abavuzi b’ennyonyi, okupangisa ennyonyi n’okudaabiriza ennyonyi. Kampuni eno yatandika okutegeka ennyonyi okubuuka mu Uganda nga 1 Ogwokubiri mu 2022. [9] [10] BAR Aviation Uganda ekozesa enkola ya AeroCRS Cloud Reservation System. [11]

Kampuni y’ennyonyi eno esuubira okwetaba mu kuzaawo eby’obulambuzi, oluvannyuma lw’okubeera nga bwaali busanyizidwaawo ekirwadde kya COVID-19. [12] Mu kwongera ku kugaziwa kw’amakolero g’amafuta mu ggwanga okugenda mu maaso, okufuna ennyonyi eziwerako kugenderedwaamu okulaba ng'emirimu gy’okusengula abantu mu by’obujjanjabi kugenda mu maaso. [13]

BAR Aviation Uganda erina endagaano ne Kampuni ya Uganda Airlines, ku by'okutambula kw'omuggwanga, mu Uganda munda. [14] [15]

Ebijuliziddwaamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. 1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 Ch-aviation (28 March 2022). "Uganda's Bar Aviation debuts schedules to national parks". Ch-aviation.com. Retrieved 30 March 2022. Cite error: Invalid <ref> tag; name "1R" defined multiple times with different content
  2. Uganda Update News (22 January 2022). "BAR Aviation Launches Domestic Flights In Uganda". UgandaUpdateNews.com. Retrieved 30 March 2022.
  3. 1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 ACT News (20 December 2021). "BAR Aviation Uganda publishes new flight schedules from Entebbe and Kajjansi". ACTNews.org. Archived from the original on 20 January 2022. Retrieved 30 March 2022. Cite error: Invalid <ref> tag; name "3R" defined multiple times with different content
  4. FCC (22 April 2024). "Flights To Mbarara Airport (MBQ)". FlightConnections.com (FCC). Archived from the original on 22 April 2024. Retrieved 22 April 2024.
  5. 1 2 3 4 5 6 Bar Aviation Uganda (23 May 2023). "Fixed Wing Aircraft Fleet". BAR Aviation Uganda. Retrieved 23 May 2023. Cite error: Invalid <ref> tag; name "4R" defined multiple times with different content
  6. 1 2 3 4 Bar Aviation Uganda (23 May 2023). "Rotary Wing Aircraft Fleet". Retrieved 23 May 2023. Cite error: Invalid <ref> tag; name "5R" defined multiple times with different content
  7. Dominik Sipinski (19 April 2023). "Uganda's Bar Aviation adds first L-100 Hercules". Ch-Aviation. Retrieved 1 June 2024.
  8. 1 2 Mike Stones (23 March 2022). "Uganda's Bar Aviation buys medivac Bell 412Epi". HelicopterInvestor.com. Retrieved 30 March 2022.
  9. Simon Kabayo (26 January 2022). "Government Confirms BAR Aviation To Provide Local Flights To Tourism Sites In Uganda". Eagle Uganda Online. Kampala, Uganda. Retrieved 30 March 2022.
  10. John Masaba (6 April 2022). "Four more companies apply to UCAA for air operation licenses". New Vision. Retrieved 6 April 2022.
  11. "AeroCRS Welcomes BAR Aviation". TimesAeroSpace.aero. 14 March 2022. Retrieved 30 March 2022.
  12. "BAR Aviation Uganda launch scheduled flights across Uganda tourism destinations from 1st February 2022". Responsible Tourism Company. 25 January 2022. Retrieved 30 March 2022.
  13. "BAR orders Bell 412EPi for Uganda missions". BusinessAirNews.com. Hertfordshire, United Kingdom. 28 March 2022. Retrieved 30 March 2022.
  14. "Exploring The Pearl Of Africa Made Easy! Uganda Airlines Partners With Bar Aviation To Provide Local Flights To Tourism Sites In Uganda". UgandaOnlineMedia.com. Kampala, Uganda. January 2022. Retrieved 30 March 2022.
  15. "Competition heats up in Uganda with startups lining up". Ch-Aviation.com. 8 April 2022. Retrieved 9 April 2022.

Ewalala w'oyinza okubigya

[kyusa | kolera mu edit source]