Jump to content

Babiiha Jane Alisemera

Bisangiddwa ku Wikipedia
Babiiha Jane Alisemera
omuntu
Ekikulamukyala Kyusa
Ensi y’obutuuzeYuganda Kyusa
Omulimumunnabyabufuzi Kyusa

Babiiha Jane Alisemera Munnayuganda, munnabyabufuzi era muwi w’amagezi. Yeegatta ku kibiina kya National Resistance Movement era akola nga Kaminsona wa National Resistance Movement ku kakiiko k'ebyokulonda.[1] Amaze emyaka 10 nga mubaka wa Paalamenti eyo gye yakubiririza ekibiina ekigatta ababaka ba Paalamenti abakyala. Yaliko Ssentebe w’ekibiina ekigatta abaliiko ababaka ba Paalamenti.[2][3]

Alisemera musawo (nurse) omukugu. Yaliko ssentebe w’ekibiina ekigatta abaliiko ababaka ba Paalamenti.[1][3]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. 1 2 "Hon Alisemeera Jane Babiiha". Hon Alisemeera Jane Babiiha | National Resistance Movement (in Lungereza). Retrieved 16 March 2024.
  2. "NRM leaders in Mukono seek to address party's 2021 performance". New Vision (in Lungereza). 30 May 2023. Retrieved 30 April 2024.
  3. 1 2 "The Official Report of the Proceedings of the East African Legislative Assembly" (PDF). EAST AFRICAN LEGISLATIVE ASSEMBLY. 12 August 2009.