Baker Mbowa
| Ekikula | musajja |
|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Yuganda |
| Ennimi z'amanyi | Lungereza |
| Omulimu | coach, association football coach |
| Coach of sports team | Express FC, Uganda Revenue Authority SC, Bright Stars FC, Proline FC, Mbale Heroes FC |
Baker Mbowa Munnayuganda omutendesi w'akapiira. Abadde akolagana ne kiraabu z’emizannyo eziwera mu Uganda omuli Mbale Heros Footbal Club gy’ali omutendesi omukulu okuva mu Gwolubereberye 2025. Yakola ng’omutendesi omukulu mu Express Football Club okumala endagaano ya myaka 2, Soltilo Bright Stars FC ne Uganda Revenue Authority Football Club ng’omuyambi w’omutendesi.[1][2][3][4]
Obutendesi bwa Mbowa bufudde ttiimu okuzannya mu liigi z'eggwanga n'empaka nga Uganda Premier League ne FUFA Drum.[5] Atongozza ekibiina kya Baker Football Academy okukulaakulanya emizannyo gya wano mu Uganda ne mu nsi yonna ng’abadde amanyi omupiira gw’ensi yonna era nga yali muzannyi wa Uganda Cranes, ttiimu y’eggwanga ey’omupiira mu Uganda. Bakers new academy egoberera amateeka g’eggwanga agafuga ebyemizannyo wansi wa minisitule y’ebyenjigiriza n’ebyemizannyo, omuli n’ekibiina ekifuga emizannyo ekya Federation of Uganda Football Association (FUFA).[6]
Mbowa yawummuzibwa ku mirimu gye oluvannyuma lw'okuweereza ng'omumyuka w'omutendesi mu mwaka gwa 2022 abakulira Uganda Revenue Authority Footbal Club.[7]
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ Admin, NBS Sport (2025-01-17). "Mbale Heroes Appoint Baker Mbowa as New Head Coach". NBS Sport (in American English). Retrieved 2025-08-20.
- ↑ Kiyonga, Ismael (2025-01-17). "Baker Mbowa appointed new Mbale Heroes Head coach". Uganda Premier League - Official Website (in American English). Retrieved 2025-08-20.
- ↑ Kiyonga, Ismael (2025-01-17). "Mbowa takes over as head coach at Mbale Heroes". Kawowo Sports (in American English). Retrieved 2025-08-20.
- ↑ Muyita, Joel (2024-03-05). "Express appoint Mbowa as new head coach". Kawowo Sports (in American English). Retrieved 2025-08-20.
- ↑ "Uganda Premier League: Baker Mbowa appointed as Mbale Heroes new coach" (in Lungereza). 2025-01-17. Archived from the original on 2025-08-25. Retrieved 2025-08-20.
- ↑ Abdusalam, Kigozi (2021-03-28). "Baker Football Academy Officially Launched". ChimpReports (in American English). Retrieved 2025-08-20.
- ↑ "Official: Baker Mbowa relieved off his duties – THE TAX COLLECTORS" (in American English). Retrieved 2025-08-20.