Bannayuganda mu Buyindi
Waliwo akatundu akatono aka Bannyuganda, nga kasinganibwa mu Buyindi nga kaisingaanibwaamu naye nga tekaawulamu Bannayuganda abalina obujjajja bwa Buyindi.
Ebikwata ku by’okusenguka
[kyusa | kolera mu edit source]Okusenguka okuva mu Uganda okudda e Buyindi kwatandika mu myaka gya 1970 Idi Amin, eyali Pulezidenti wa Uganda, bwe yawa abantu okuva ku semazinga wa Asia abaali mu Uganda nadala ab'eggwanga lya Gujarati abaali basibuka mu Buyindi ennaku 90 okuva mu ggwanga lino, [1] oluvannyuma lw’ekirooto ekigambibwa nti, yali agamba nti, Katonda yali amugambye abagobe. Mu kwongeerezaako, Amin yalemererwa okumatiza kunsonga kulwaki yali abagoba mungeri y’okuddiza Uganda eri amawanga gaayo. [2] Bannayuganda nga 10000 abaalina omusingi mu semazinga wa Asia baddukira mu Buyindi oluvannyuma lw'okugobwa wamu n'amawanga amalala nga Canada, Kenya, Pakistan, West Germany, Malawi, ne Amerika.[3]
Waliwo abayizi Abannayuganda abwera 800 mu Buyindi, nga kino kivuddeyo ng’ekifo ekisinga okwagalibwa eby'enjigiriza ebya waggulu mu mawanga ga Afrika. Kampala eyagala nnyo okuteeka omukono ku ndagaano ne New Delhi okwanguyiza viza z’okusoma n’olukusa lw’emirimu egy’ekiseera ekitono.[4]
Mu buwangwa obumanyiddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- Ffirimu ya kampuni ya Bollywood eya 1976, Charas esira asinga kuliteeka ku Muyindi Omunnayuganda asenga e Buyindi olw’okugobwa.
- Mu ffirimu eyakolebwa kampuni ya Bollywood eya 2009 ng'emmanyikiddwa nga 3 Idiots, omuzannyi wa komedi amannyikiddwa nga Chatur Ramalingam oba "The Silencer" yazannya nga Omi Vaidya alagibwa nga omuyivu ku yunivasite, wabula ng'eggwanga lye lya Tamil eyazaalibwa mu Uganda. [5]
Abantu ab’amaanyi
[kyusa | kolera mu edit source]- Shimit Amin, Omuyindi alagirira ffiimu
- Supra Singhal, Omuwuzi Omunnayuganda
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwaamu
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "1972: Asians given 24 hours to leave Uganda". BBC On This Day. 7 August 1972. Retrieved 2008-05-17.
- ↑ Jørgensen, Jan Jelmert (1981). Uganda: a modern history. Taylor & Francis. pp. 288–290. ISBN 978-0-85664-643-0. Retrieved 12 August 2010.
- ↑ Uganda seeks easier study visas, job permits in India
- ↑ ‘Loser lingo’ catches on: Deccan Chronicle