Bbogoya

Bisangiddwa ku Wikipedia

OKULIMA BBOGOYA. Okulima bbogoya kimu kubyoyinza okuyiyamu okufuuka binojjo. Bwoba ogenda kulima bbogoya ebimu kubyoyinza okugoberela byebino. 1 .Bwoba ogenda kulima bbogoya sooka osime ekinnya ngakigazi ate nga kiwanvu bwomala funa obussa bw'ente obutabike ne ttaka okumala wiki 3 oluvanyuma ngawiki 3ziyiseewo kwaata bbogoya otakulewo akannya nga kawanvu otekemu akatookeko akato