Benjamin Ojwang
Endabika
Benjamin Ojwang (1952-2019) yali Mulabirizi omukulisitaayo mu Uganda : yali Mulabirizi w'e Kitgum okuva mu 2002 okutuuka 2014.
Ojwang yazaalibwa mu Pader era yasomera mu yunivasite ya Uganda Christian University . Ojwang asinga kumanyibwa ku kya kuwawaabira Kkanisa ya Uganda.