Jump to content

Bola Afonja

Bisangiddwa ku Wikipedia
Bola Afonja
omuntu
Ekikulamusajja Kyusa
Ensi y’obutuuzeNigeria Kyusa
Yazaalibwa nga21 Gwakubiri(Mukutulansanja) 1943 Kyusa
Gy'azaalwaOyo Kyusa
Olunaku lwe yafa19 Gwakutaano(Muzigo) 2024 Kyusa
Native languageÈdè Yorùbá Kyusa
Ennimi z'amanyiLungereza, Èdè Yorùbá Kyusa
Omulimumunnabyabufuzi Kyusa
Ekifo ky'alimuMinisita Kyusa
Mmemba w’ekibiina ky’ebyobufuziAll Nigeria Peoples Party Kyusa

Ajibola Afonja listen ⓘ (21 Ogwokubiri 1943 – 19 Ogwokutaano 2024), amanyiddwa nga Bola Afonja, yali munnabyabufuzi era omuzirakisa mu Nigeria. Yali Minisita w’abakozi wansi wa Ernest Shonekan,[1] era yaliko mmemba ku lukiiko olufuzi olw’ekibiina kya All Nigeria Peoples Party (ANPP).[2]

Afonja yaliko Ssentebe w’olukiiko olufuzi olwa First Bank plc, bbanka y’ebyobusuubuzi esinga obunene mu Nigeria. Yawummula ku Board oluvannyuma lw’okuweza emyaka 70 nga 21 Ogwokubiri 2013.

Afonja yafa, oluvannyuma lw'ebisago bye yafuna mu kabenje, mu ddwaaliro lya University College e Ibadan, nga 19 Ogwokutaano 2024, ku myaka 81.[3]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. Oditta, Maxwell. "Politics of dissonance and duplicity". Dawodu.com. Segun Toyin Dawodu. Retrieved 2007-04-13.
  2. https://web.archive.org/web/20070930154551/http://www.thisdayonline.com/archive/2003/01/08/20030108ext01.html
  3. Adebayo, Musliudeen (20 May 2024). "Ex- Minister, Ajibola Afonja dies at 82". Daily Post. Lagos, Nigeria. Retrieved 20 May 2024.