Brenda Ekone
| Ekikula | mukyala |
|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Yuganda |
| Country for sport | Yuganda |
| Erinnya eriweereddwa | Brenda |
| Yazaalibwa nga | 10 Gwamukaaga(Ssebaaseka) 1996 |
| Ennimi z'amanyi | Lungereza |
| Omulimu | basketball player |
| Ekifo ky'azannya/ obumanyi | guard |
| Azannyira mu Kiraabu | JKL Lady Dolphins |
| Omuzannyo | basketball |
Brenda Ekone (yazaalibwa nga 10 ogwomukaaga mu 1996) muzannyi wa basketball mu Uganda. [1]
Obulamu obuto
[kyusa | kolera mu edit source]Yazaalibwa nga 10 ogw'okusooka mu 1996 mu maka ga Robert ne Josephine Ekone e Kalaki mu Kaberamaido . [2]
Brenda yatandika okusoma pulayimale mu Nabumali Day Primary School, n’agenda mu Sekondale ya Jerisa, oluvannyuma n’agenda mu Tororo Girls School, ne Rock High School, Tororo gye yamalira siniya.
Oluvannyuma yagenda mu St. Mary's College, disitulikiti y'e Wakiso okusoma siniya eyoomukaaga gye yasomera History Literature, Divinity ne ICT.
Brenda alina diguli esooka mu mirimu gy'obulamu n'okuddukunya emirimu gy'embeera z'abantu (SWASA), diguli eyookubiri mu by’okuddukanya emirimu okuva mu yunivasite y’e Nkumba .
Emirimu
[kyusa | kolera mu edit source]Brenda yatandika omulimu gwe ku myaka 14. Okuva lwe yasooka okuzannya basketball, azannye mu Nkumba Lady Marines okuva mu 2014 okutuuka mu 2019 nga tannaba kwegatta ku JKL Lady Dolphins mu mwaka gwa 2020.
Amaze emyaka esatu egy’omuddiring’anwa nga MVP (2017, 2018, 2019), yawangula ekikopo kye ekyasooka mu mwaka gwa 2019. [3]
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ "Brenda EKONE at the FIBA Women's AfroBasket 2023". FIBA.basketball (in Lungereza). Retrieved 2024-03-21.
- ↑ Isabirye, David (2022-11-19). "KNOW YOUR STARS: Versatile Brenda Ekone hails sports for her life achievements". Kawowo Sports. Retrieved 2024-03-21.
- ↑ Kawalya, Brian (2022-07-01). "NBL: Brenda Ekone Wants To Keep Scoring". Live from ground. Retrieved 2024-03-21.