Jump to content

Brian Ahumuza

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Titus Brian Ahumuza, amanyiddwa ennyo nga Abryanz, Munnayuganda, ayolesa emisono gy'engoye. [1] [2]

Obuto bwe n'emisomo gye

[kyusa | kolera mu edit source]

Abryanz yazaalibwa Masindi nga 1 Ogwekkuminogumu 1990. Yasomera ku Asaba Primary School, Bugema Adventist Secondary School era alina diguli mu kuyamba abantu n'okuddukanya ebitongole ebiyamba abantu eya Social Work & Social Administration okuva ku Yunivasite y'e Kyambogo . [3] [4]

Mu mwaka gwa 2009 yatandikawo kkampuni ye eya Abryanz Collection. Emisono gye gyoleseddwa mu Uganda, Nigeria, South Africa, Africa Fashion week. Abadde afulumira mu magazini ez’ettutumu ez’omulembe ezikola emisono egy'enjawulo.[5]

Mu mwaka gwa 2013, yatongoza awaadi ye eya Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs), awaadi ezitegekebwa ku ssemazinga wa Africa mu Uganda n'ekigendererwa ky'okusiima bannamisono abamaanyi mu Africa.[6] [7] [8]

Mu mwaka gwa 2017, Abryanz yaweebwa awaadi y'omukozi w'emisono asinga mu Starqt Awards mu South Africa nga kw'otadde n'okubeera omuvubuka omusuubuzi wa CEPA mu mwaka gwa 2016. [9] [10] [11] [12] Mu mwaka gwa 2016, yawandiikibwako mu mikutu gya CNN African Voices egiwandiika ku bantu abayitimuka mu bintu eby'enjawulo mu Africa. [13]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "INTERVIEW: I Don't Mix Business with Bodily Pleasures-Fashion Designer Abryanz". August 16, 2018.
  2. Haguma, Gloria. "Meet Brian Ahumuza, the proprietor of Abraynz Collection". Big Eye Ug. Retrieved 25 October 2019.
  3. "Brian Ahumuza: Passion drives top fashion stylist". The Independent. Retrieved 25 October 2019.
  4. "Brian Ahumuza; The Story Of A Well Dressed Little Fashion Dream". Young Achievers Awards. Archived from the original on 31 October 2019. Retrieved 9 November 2019.
  5. Ruva, Roy. "From Village Boy To Top City Stylist. The Story Of Brian Ahumuza of Abryanz Collection". Chano8. Archived from the original on 24 October 2019. Retrieved 25 October 2019.
  6. Baranga, Samson. "ASFAs celebrate African fashion". The Observer. Retrieved 9 November 2019.
  7. Ruva, Roy. "From Village Boy To Top City Stylist. The Story Of Brian Ahumuza of Abryanz Collection". Chano8. Archived from the original on 24 October 2019. Retrieved 25 October 2019.
  8. "Uganda: A Style Guru for Your Celebrities". October 18, 2012.
  9. Mercedes, J. L. (April 23, 2016). "PHOTOS: Abryanz emerges victorious at the CEPA Awards". Archived from the original on October 9, 2020. Retrieved October 6, 2020.
  10. "Full List of the winners at StarQT Awards 2016". September 15, 2016.
  11. "Brian Ahumuza Named Teeniez Hottest Celebrity Stylist Once Again".
  12. Deborah, Amia Poni (May 14, 2018). "Abryanz Scoops Buzz Awards Three times in a Row". Archived from the original on October 7, 2023. Retrieved August 28, 2025.
  13. "Abryanz features on CNN – Sqoop – Get Uganda entertainment news, celebrity gossip, videos and photos".

Obuyungo obw’ebweru

[kyusa | kolera mu edit source]