Jump to content

Brian Herd

Bisangiddwa ku Wikipedia
Brian Herd
omuntu
Ekikulamusajja Kyusa
Erinnya eriweereddwaBrian Kyusa
Erinnya lya famireHerd Kyusa
Yazaalibwa nga1931 Kyusa
Olunaku lwe yafa2016 Kyusa

William Brian Herd (1931 -18 Omwezi ogwomusanvu 2016) yali Mulabirizi omukulisitaayo / omupolotesitante mu Uganda .

Herd yazaalibwa mu Belfast mu 1931; naasomera ku Ttendekero li Clifford erisomesa eddiini era naatuuzibwa mu 1959. Oluvannyuma lw'okulyowa emyoyo n'okuwonya emyoyo mu Wolvehampton yaweereza mu Uganda . Yali Ssaabadinkoni w’e Karamoja okuva mu 1970 okutuuka mu 1975; era omulabirizi waayo okuva mukutukuzibwa kwe nga 11 Omwezi ogusooka 1976.

Herd yeeyali omulabirizi omuzungu omukulisitaayo/omupolotesitante ow'ekkanisa ya Uganda eyasembayo ; yagobwa mu ggwanga oluvannyuma lw'okutemulwa kwa Ssaabalabirizi Janani Luwum . Abalabirizi abalala bana ab’Abangereza nabo badduka mu ggwanga mu kiseera kye kimu.

Yafa nga 18 Omwezi ogwomusanvu 2016.

Herd yali yawasa Norma Rothwell; yafa nga 30 Omwezi gwokutaano , 2019. Baalina abaana basatu ab’obuwala.

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. Template:Church Times
  2. Crockford's Clerical Directory 96th Edition (2000/2001) p458: London; Church House; 2000 Template:ISBN
  3. UCA
  4. Episcopal Archives website, New Archbishop Elected in Uganda, article dated March 24, 1977
  5. Anglican Church of Malahide website, Parish Mirror Newsletter dated March-April 2017
  6. Down & Dromore
  7. Dorset Echo website, Norma Herd
  8. Newspapers.com website, Bishop Held in Uganda, article published in the Guardian newspaper dated March 5, 1977

Ebijuliziddwa wabweru wa wikipedia

[kyusa | kolera mu edit source]

Australian Church Record website Ekkanisa mu Uganda ya maanyi, ekola era enywevu, ekiwandiiko ekya March 17, 1977