Jump to content

Busingye Kabumba

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

Obulamu obw'obuto n’ebyenjigiriza

[kyusa | kolera mu edit source]

Kabumba yazaalibwa mu gw'omukaaga nga 21, 1982, bazadde be ye Pulofeesa Ijuka Kabumba ne Mukyala Bazaire Kabumba nga bombi basomesa. Wa kuna mu maka g’abantu bataano. Yagenda mu ssomero lya St Kizito primary school, Namilyango college ku ddaala lya ssininya ey'okuna ate King's College Buddo n'asomerayo ssiniya eyoomukaaga. Yatikkirwa diguli ya LL.B okuva mu yunivasite e Makerere . Oluvannyuma lw’okutikkirwa mu Law Development Center n’afuna diguli eyookubiri mu by’amateeka mu gw'omusanvu 2006, Busingye yasoma diguli esooka mu mateeka g’obwannannyini mu University of Oxford . Oluvannyuma yakola diguli eyookubiri mu mateeka mu Harvard University .

Ebikolwa ebifulumiziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  • Whispers of My Soul. Nyonyi Publishing Company. 2001.

Ebiwandiiko ebikozesebwa

[kyusa | kolera mu edit source]