Jump to content

Canon Andrew Nyote

Bisangiddwa ku Wikipedia
Canon Andrew Nyote
omuntu
Ekikulamusajja Kyusa
Yazaalibwa nga2 Gwamusanvu(Kasambula) 1940 Kyusa
Olunaku lwe yafa28 Gwamukaaga(Ssebaaseka) 2021 Kyusa

Canon Andrew Nyote (2 Ogw'omusanvu 1940 - 28 Ogw'omukaaga 2021) yali mukulembeze w'eby'obufuzi n'ekitundu mu Uganda era nga ye Ssentebe wa Uganda People's Congress (UPC) era nga ye Ssentebe w'ekibiina ekigatta abasomesa abazadde (P.T.A) ku Mbale Secondary School. [1]

Obulamu bwe obwasooka n’okusoma

[kyusa | kolera mu edit source]

Canon Andrew Nyote yasomera mu Nabongo Primary School era n’afuna awaadi esokerwako ey’obuyigirize bwa pulayimale, Oluvannyuma yeegatta ku Nabumali High School gye yaweebwa satifikeeti y’obuyigirize bwa siniya. Nyote yasemba kugenda e Yisirayiri okwongera okusoma era n’afuna diguli esook mu by'enjigiriza ku Yunivasite ye Telaviv mu Yisirayiri. [2]

Ebijjukizo n’omukululo

[kyusa | kolera mu edit source]

Ekizimbe eky’ekijjukizokya Canon Andrew Nyote kyazimbibwa ku Mbale Senior Secondary School okumujjukira n’okusiima emirimu gya Canon Andrew Nyote eri Mbale Secondary School ng’ettendekero awamu n'abayizi b'omu kitundu okutwaliza awamu. [3]

Canon Andrew Nyote yali mufumbo ne Betty Elizabeth Nyote. Abafumbo bano balina omwana omulenzi ayitibwa Mwasa Nyote, era kojja wa Lanie Banks ate muto wa Wondo Irene, Robina Nyote. [4] [5] [6] [7] [8] [9] [10] [11] [12] [13]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. https://en.wikipedia.org/wiki/Parent%E2%80%93teacher_association
  2. https://en.wikipedia.org/wiki/Israel
  3. https://en.wikipedia.org/wiki/Mbale_Secondary_School
  4. https://en.wikipedia.org/wiki/Lanie_Banks
  5. https://en.wikipedia.org/wiki/Lanie_Banks
  6. https://en.wikipedia.org/wiki/Lanie_Banks
  7. https://en.wikipedia.org/wiki/Lanie_Banks
  8. {{cite web}}: Empty citation (help)https://en.wikipedia.org/wiki/Lanie_Banks
  9. https://en.wikipedia.org/wiki/Lanie_Banks
  10. https://en.wikipedia.org/wiki/Lanie_Banks
  11. https://en.wikipedia.org/wiki/Lanie_Banks
  12. https://en.wikipedia.org/wiki/Lanie_Banks
  13. https://en.wikipedia.org/wiki/Lanie_Banks