Carol Namugenyi
Endabika
Carol Namugenyi (yazaalibwa nga 27 Ogwomwenda 1990) munnayuganda muzannyi wa cricket. [1] Mu Gwomusanvu 2018, yalondebwa mu ttiimu ya Uganda mu mpaka za ICC Women's World Twenty20 Qualifier eza 2018 . [2] Yazannya mu empaka ze ez'ensi yonna eza Women's Twenty20 (WT20I) nga Uganda ezannya ne Scotland mu mpaka z'ensi yonna eza Twenty20 Qualifier nga 7 Ogwomusanvu 2018. [3]