Charity Lenia
| Ekikula | mukyala |
|---|---|
| Ensi y’obutuuze | Yuganda |
| Erinnya eriweereddwa | Charity |
| Gy'azaalwa | Vurra County |
| Ennimi z'amanyi | Lungereza |
| Omulimu | munnabyabufuzi |
| Ekifo ky'alimu | mubaka wa palamenti |
| Gyeyasomera | Makerere University Business School |
| Mmemba w’ekibiina ky’ebyobufuzi | Ekibiina kya National Resistance Movement |
Charity Lenia era amanyiddwa nga Charity Lenia Kevin munnabyabufuzi mu Uganda era nga ye mubaka wa Palamenti obutereevu mu Vurra County, Arua District okumala ekisanja kya 2026–2031 mu palamenti ya Uganda ey’ekkumi n’ebiri wansi w’ekibiina ky’ebyobufuzi ekya National Resistance Movement.[1]
Ebyenjigiriza
[kyusa | kolera mu edit source]Charity Lenia yasomera mu St. Mary’s Secondary School, Namaliga, n’oluvannyuma mu Our Lady of Africa Secondary School, Mukono. Oluvannyuma yeegatta ku Makerere University Business School (MUBS), gye yatikkirwa diguli ya Bachelor mu by’okugula ebintu n’okuddukanya ebintu.[2]
Charity Lenia yakola nga Vice Guild President ku Makerere University Business School (MUBS) mu mwaka gw’olusoma 2022/2023. Mu 2023, yeesimbawo ku bwa Guild President mu MUBS ku tikiti ya National Unity Platform (NUP), kyokka teyawangula mpaka zino.[2][3][4][5]
Nga 5 Sebaaseka 2025, Charity yalonda foomu z’okwesimbawo okuvuganya mu kalulu ka NRM primaries ku kifo ky’omubaka wa Palamenti mu Vurra County. Yawangula akalulu ka pulayimale eza National Resistance Movement nga 17 Kasambula 2025. Nga 15 Gatonnya 2026, yalondebwa okuba omubaka wa Palamenti mu Vurra County, Arua District ku tikiti ya National Resistance Movement (NRM).[6][1][7]
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebiyungo eby’ebweru
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuziliddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- 1 2 Admin (2026-01-18). "Ugandaelections2026: In pictures: Who are the winners of the MP elections?". New Vision. Retrieved 2026-02-07. Cite error: Invalid
<ref>tag; name ":0" defined multiple times with different content. - 1 2 webnews (2025-08-26). "Former MUBS Vice Guild President and Parliamentary Aspirant Lenia Charity Kevin Pays Courtesy Visit to MUBS". MUBS News (in American English). Retrieved 2026-02-07. Cite error: Invalid
<ref>tag; name ":1" defined multiple times with different content. - ↑ "Former MUBS Guild President wins NRM MP primaries". Pulse Uganda (in Lungereza). 2025-07-17. Retrieved 2026-02-07.
- ↑ Reporter, C. B. (2024-09-06). "Former MUBS Guild VP Dumps NUP, Joins NRM". Campus Bee (in American English). Retrieved 2026-02-07.
- ↑ "Ex-MUBS Guild VP stirs controversy after switching from NUP to NRM for MP run". Pulse Uganda (in Lungereza). 2024-09-05. Retrieved 2026-02-07.
- ↑ "Loved or lucky? NRM primaries in numbers". Monitor (in Lungereza). 2025-07-23. Retrieved 2026-02-07.
- ↑ cfeditoren (2025-10-08). "Charity Lenia: Young NRM Hopeful Dares to Dream". Uganda (in American English). Retrieved 2026-02-07.