Chosen Becky
Rebecca Kukiriza, amanyiddwa ennyo nga Chosen Becky, Munnayuganda, muyimbi [1] era omuwandiisi w'ennyimba. [2] [3] [4] [5] .Era musanyusa, muzannyi wa katemba, mukyala mufumbo era maama .
Ebikwata ku bulamu bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Becky yazaalibwa Masaka mu Central Region of Uganda . [6] [7] Ye christi eyazaalibwa omulundi ogw’okubiri
Omulimu gw’okuyimba
[kyusa | kolera mu edit source]Chosen Becky yazuulibbwa akulira kkampuni ya Nick Products Joseph Kilangwa eri ensi yonna oluvannyuma lw’okumusanyusa mu mpaka z’okuyimba e Masaka, Uganda. [8] [9] [4]
Discography
[kyusa | kolera mu edit source]| song Title | Year |
|---|---|
| Aliba Ani[3] | 2018 |
| Bya Bangi | 2018 |
| Kyosaba[10] | 2019 |
| Bankuzza[3] | 2019 |
| Ebisembayo[1] | 2019 |
| Telemundo[11][12] | 2019 |
| Bankuzza[9] | 2019 |
| Kansubire | 2019
Template:EndNga 16th December 2025, omuyimbi Chosen Becky yafumbirwa Abdul Ssekajja amanyiddwa ennyo nga Professor Ssekajja ku mukolo ogw’okugattibwa mu kkootii . Omukolo guno ogw’omukwano gwetabbwaako mikwano gya bafumbo bano egy’oku lusegere ku lubalama lw’ennyanja. Embaga yali ku mwalo gw’e Ovacado resort e Kawuku mu Disitulikiti y’e Wakiso . [13] Okusalawo kw’abafumbo bano okukola embaga y'omukooti kyavva ku nsonga yokuba nti enzikiliza zaabwe zanjyawulo bw’obwannannyini kyakwatibwako eddiini yaabwe ey’enjawulo. Abamu ku bayimbi okuli Lydia Jasmine baasanyusa abagenyi baabwe nga bali ku reception Okwajula kwa Chosen Becky (Kwanjula) eri omwagalwae we, Ssekajja Abdul, kwaliyo ku Lwokubiri nga December 9, 2025, e Masaka, omukolo ogwanyuma ennyo ne guleetera n'eyali muganzi we Mutebi Amir amanyiddwa ennyo nga Dictatator Amir okumusindikira obubaka nga amuyozayoza. Omukolo gwaliko abayimbi abawerako era abasanyusa n'abagenyi okwaali; Rema Namakula, Spice Diana, Winnie Nwagi, Omumbejja Amiirah n'omusumba Wilson Bugembe . Maama w’abaana 4 okuli n’omwana omuwala gwe bayita Amber Grace Mirembe Mutebi eyazaalibwa nga September 12, 2024. [14] Enkaayana eziriwo[kyusa | kolera mu edit source]Mu Gwekkuminoogumu 2021, Kyayogebbwako nti Chosen yali akomezebwaawo okuva mu South Africa eyo gyeyali ategesse okuyimbira kubanga yali atuuse mu gwanga ku visa y'abalambuzzi so ssi ey'emirimu nga bwekyeetagibwa.[15] Ebijjulizzidwa[kyusa | kolera mu edit source] |
- 1 2 "Hanson Baliruno collaborates with Chosen Becky".
- ↑ Lyatuu, Justus. "Chosen Becky now aims to overcome Bankuza shadow". The Observer – Uganda.
- 1 2 3 "Chosen Becky: I got pregnant at school after my boyfriend promised me chips". 9 March 2021. Archived from the original on 2 February 2022. Retrieved 1 September 2025.
- 1 2 Rafiki, Sunrise. "Chosen Becky denied rights to perform her songs – Sunrise".
- ↑ https://allafrica.com/stories/202101050041.html
- ↑ Jjingo, Ernest; Atiluk, Nathan (5 January 2021). "Uganda: A Year in Entertainment". allAfrica.com.
- ↑ Ruby, Josh (24 December 2018). "Top 10 Most Booked Singers this Festive Season".
- ↑ Jjingo, Ernest; Atiluk, Nathan (5 January 2021). "Uganda: A Year in Entertainment". allAfrica.com.
- 1 2 Mabz, Chris (16 March 2021). "Baby Chosen Becky Screams Out loud, Rolls On The Floor As She Thanks Zari For Posting Her Song On Instagram Stories".
- ↑ Writer, Ghafla (18 October 2018). "Chosen Becky – Bankuza". Archived from the original on 15 February 2023. Retrieved 1 September 2025.
- ↑ "Chosen Becky and Voltage Music express 'Telemundo' love | VIDEO". 11 December 2019.
- ↑ "Kent and Flosso feature Chosen Becky on 'Telemundo' | AUDIO ALERT". 27 October 2019.
- ↑ Jjingo, Ernest; Atiluk, Nathan (5 January 2021). "Uganda: A Year in Entertainment". allAfrica.com.
- ↑ https://allafrica.com/stories/202101050041.html
- ↑ https://allafrica.com/stories/202101050041.html
- Abakakyala abaganda
- Abayimbi abannayuganda
- Abazaalwa mu 2000
- Abayimbi bannayuganda ab'omu kyaasa kya 21
- Bannayuganda abayimbi-abawandiidi b'enyimba
- Abaganda
- Abantu abava mu Disitulikiti y'e Kampala
- Abantu b'omu kampala
- Abantu abalamu
- Abantu abava mu Disitulikiti y'e Masaka
- Pages using infobox musical artist with associated acts
- Articles with hCards
- Short description is different from Wikidata
- Articles with short description