Citibank mu Uganda
Citibank Uganda, baanka ya bya busuubuzi mu Uganda ekola nga kampuni edukanyizibwa ab'ekibiina kya Citigroup ekisinganibwa mu New York. Ky’ekimu ku bitongole bya baanka ebirina bisaanyizo by'okukola nga byabifuna okuva mu Baanka ya Uganda Enkulu, ekitongole ekivunaanyizibwa ku mirimu gya baanka mu ggwanga. [1]
Entambuza y'emirimu
[kyusa | kolera mu edit source]Baanka eno baanka ya nsi yonna eri ku mutendera gwa wakati ng’esira esinga kuliteeka ku kutuukiriza byetaago bya baanka ebya bakasitoma b’amakampuni amanene wamu n’abantu sekinnoomu abalina obugagga obw’amaanyi. [2] Webwatukira mu Gwekumineebiri 2019 , omuwendo gw’ebintu bya baanka byonna awamu omugate gwali 990 mu ssente za Uganda, nga bwebukadde bwa ddoola za Amerika 262. [3] Webwatukira 31 Ogwekumineebiri 2015, emigabo gya bannannyini gyali gyenkana nkana obuwuumbi 155, nga bwaali obukadde bwa ddoola 63.5 mu ssente za Amerika. [4]
Baanka eno yeetabye nnyo mu kutumbuula okusomesa enkozesa y'eby’ensiimbi mu Uganda naddala mu masomero g’eggwanga. [5] [6] [7]
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwaamu
[kyusa | kolera mu edit source]- ↑ BOU (21 July 2016). "List of Licensed Commercial Banks As At March 2016" (PDF). Bank of Uganda (BOU). Archived from the original (PDF) on 12 October 2016. Retrieved 21 July 2016.
- ↑ Our Reporter. "Rugunda tells Citibank to invest in Uganda". The Insider Uganda. Archived from the original on 2016-08-15. Retrieved 2016-07-21.
- ↑ Ashita Chopra (30 April 2020). "Banks Post Mixed Results". Retrieved 30 April 2020.
- ↑ Nalubega, Flavia (8 June 2012). "Multinational Banks Urged On Serving SMEs". Daily Monitor. Archived from the original on 2 May 2014. Retrieved 1 May 2014.
- ↑ Ismail Musa, Ladu (11 February 2011). "Citibank Partners In NIE Project". Daily Monitor Mobile. Archived from the original on 2 May 2014. Retrieved 1 May 2014.
- ↑ Tendo, Steven (18 September 2009). "Uganda: Citibank Donates Reading Materials". Retrieved 21 July 2016.
- ↑ EABW Reporter (12 December 2015). "Uganda: Citibank Trains 500 Youths in Entrepreneurship". Retrieved 21 July 2016.