Jump to content

City Oilers

Bisangiddwa ku Wikipedia

City Oilers kiraabu ya muzannyo gwa basketball esinganibwa e Lugogo mu Kampala, mu Uganda. Ttiimu eno evuganyiza mu liigi y'omuzannyo bwa basket ball eya Uganda ey'okutinko, gy’ewangulidde ebikopo byamirundi 10, nga bino byebikyasinze okubeera ebingi mu byafaayo bya liigi. [1] Mu kiseera kino Oilers era ezannyira mu liigi y'omuzannyo gwa Basketball eyeetabibwaamu kiraabu okuva kulukalo lwa Afrika.

Eno yatandikibwaawo ekibinja ky'emikwano mu 200, ttimu eno yatumibwa nga basinziira ku linya ly'omuvugirizi waayo amannyikiddwa nga City Oil.

Kiraabu eno yatandikibwaawo ekibinja ky’emikwano abaasalawo okuzannya basketball nga bali bonna. Baatandika okuzannya emizannyo gy'okulonda emipiira ku bisaawe by'omu Kampala, nga n’abaali abazannyi ba liigi y’eggwanga babegatako. Oluvannyuma Justus Mugisha yafuuka omutendesi omukulu n’awa amagezi nti ttiimu yeegatte ku liigi ya basketball. Mu 2011, ttiimu eno yasindikibwa eri akulira wa kampuni y’amafuta eya City Oil era ttiimu eno n’etandikibwaawo ng'eyitibwa City Oilers. [2] Ttiimu eno yatandika mu kibinja ky'omuzannyo gwa basketball eky'okusatu mu 2011. Oluvannyuma, ttiimu n'esumusibwa okugenda mu kibinja ky'omuzannyo gwa basketball ekisooka mu Uganda, gyeyagenda mu maaso okuwangula ebikopo eby'emyaka omunaana egy'omudiringanwa okuva mu 2014. Okugatta kw'ekyo, ttiimu eno yazannya empaka z'okusemazinga eziwerako, omuli ez'Okulukalo lwa Afrika nga zeetabibwaamu kiraabi zirimaanyi ezaaliwo mu 2009.

Ttiimu eno yazannya mu lawundi esooka ey'empaka za z’okusunsulamu eza BAL eza 2022 [3] gye yamalirizza omupiira gw’ekibinja ngekubye 2-0 wabula oluvannyuma n'eva mu mpaka ng'Ez'abakugu e 16 tezinnatandika. Mu mwaka ogwadirira, City Oilers yayitamu okugenda mu sizoni ya BAL eya 2023 oluvannyuma lw’okukuba Urunani mu mupiira ogw’okusatu ogwaali gukutuusa mu mpaka za BAL. [4] Oilers yamalira mu kifo kya 6 mu kibinja kya Nile Conference, n’ewangula omupiira gumu okuva ku etaano.

Oilers yawangula engule yaayo ey’omwenda nga 25 Ogwekumi mu 2023, oluvannyuma lw’okuwangula KIU Titans 4-2 munzannya ezaali ez'okudingana. [5] Mu mwezi ogwaddako, yayitamu okugenda okuzannya sizoni ya BAL ey'okubiri ey'omudiringana bwe yawangula Dynamo mu luzannya oludirira olw'akamalirizo olubeera lukutwaala mu mpaka za BAL nga 25 Ogwekuminoogumu mu 2023. [6]

Mu Gwekumineebiri mu 2023, Mandy Juruni yasalawo okuva mu kiraabu eno olw’omukisa gweyali afunye e Rwanda. Mu kwanukula kino, Oilers yafuna omuyambi we Andrew Tendo ng’akulira ttiimu eno omuggya. [7]

Byebawangudde

[kyusa | kolera mu edit source]
Oilers nga bajaguza olw'okuwangula ekikopo kya NBL ekya 2022

Liigi y'eggwanga eya Basketball

  • Bannantameggwa emirundi 10: 2013, 2014, 2015, 2016, 2017, 2018, 2019, 2022, [8] 2023, 2024

Empaka za FIBA Africa Zone 5

  • Bannantameggwa emirundi 2: 2016 ne 2017

Mu mpaka z’ensi yonna

[kyusa | kolera mu edit source]

Mu mpaka za FIBA Africa Clubs Champions

[kyusa | kolera mu edit source]

Ekikopo kya FIBA Africa Clubs Champions Cup, beetabyeemu omulundi gumu

2009 – Ekifo eky’omwenda

Mu liigi ya Basketball eya Afrika

[kyusa | kolera mu edit source]

City Oilers ezannye mu mpaka za Road to BAL emirundi ena, okuyitamu mu 2023.[4] ne 2024. Baawangula omupiira gwabwe ogwasooka ogwa BAL mu Gwokutaano 5, 2023, bwe baakuba Ferroviário da Beira ku 96-75.

Ebiro Oluguudo olugenda e BAL Empaka enkulu Okutendeka
Alizaati Abalina ebisaanyizo Alizaati
2021 5. 5. 4. 4. Template:Na| colspan=3 Template:N/a
2022 2. 2. 0. Elite 16[lower-alpha 1]| Template:Na| colspan=3 Template:N/a
2023 6. 6. 2. 2. Template:Ya 1. 1. Kifo kyamukaaga mu mpaka za Nile Conference Mandy Juruni
2024 4. 4. 1. 1. Template:Ya 1. 1. 4. 4. Kifo kya kuna mu mpaka za Nile Conference Karim Nesba
Omugatte 13 6. 6. 1/3 2. 2. 8.

.mw-parser-output .reflist{margin-bottom:0.5em;list-style-type:decimal}@media screen{.mw-parser-output .reflist{font-size:90%}}.mw-parser-output .reflist .references{font-size:100%;margin-bottom:0;list-style-type:inherit}.mw-parser-output .reflist-columns-2{column-width:30em}.mw-parser-output .reflist-columns-3{column-width:25em}.mw-parser-output .reflist-columns{margin-top:0.3em}.mw-parser-output .reflist-columns ol{margin-top:0}.mw-parser-output .reflist-columns li{page-break-inside:avoid;break-inside:avoid-column}.mw-parser-output .reflist-upper-alpha{list-style-type:upper-alpha}.mw-parser-output .reflist-upper-roman{list-style-type:upper-roman}.mw-parser-output .reflist-lower-alpha{list-style-type:lower-alpha}.mw-parser-output .reflist-lower-greek{list-style-type:lower-greek}.mw-parser-output .reflist-lower-roman{list-style-type:lower-roman}

Abazannyi abaliwo kati

[kyusa | kolera mu edit source]

Abazannyi abamanyiddwa

[kyusa | kolera mu edit source]

 

Abatendesi abakulu

[kyusa | kolera mu edit source]
Andrew Tendo yaweebwa omulimu gw'okubeera omutendesi wa City Oilers omukulu ku nkomerero ya 2023. Yadda mu bigere by’omutendesi Mandy Juruni gwe yali amaze ebbanga ng’akola naye ng’omumyuuka

Ebijuliziddwaamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "City Oilers win sixth Uganda basketball championship". The Independent. 18 October 2018. Retrieved 25 October 2019.
  2. Kaweru, Franklin (25 April 2020). "City Oilers: The making of Uganda's most successful basketball club". Kawowo Sports. Retrieved 1 December 2021.
  3. Ulinzi starts Dar show DANN O’WERRE (The Star), 29 October 2021. Accessed 18 February 2022.
  4. 1 2 "City Oilers overcome Urunani to punch last ticket to the Basketball Africa League 2023". FIBA.basketball (in Lungereza). Retrieved 2022-11-27. Cite error: Invalid <ref> tag; name ":0" defined multiple times with different content
  5. Kule, Edwin Kyle (2023-10-25). "City Oilers lift record ninth straight National Basketball League title". Kawowo Sports (in American English). Retrieved 2023-10-26.
  6. "City Oilers first team to book 2024 BAL slot in Joburg". FIBA.basketball (in Lungereza). 2023-11-25. Retrieved 2023-11-26.
  7. "Tendo, Koma appointed City Oilers' coaches". MTN Sports (in American English). 2023-12-23. Retrieved 2024-01-28.
  8. Mister City Oilers! John Vianney Nsimbe (The Observer), 13 February 2020. Accessed 29 June 2021.

Ewalala w'oyinza okubigya

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. In the 2022 qualification, City Oilers withdrew before the start of the Elite 16.
Cite error: <ref> tags exist for a group named "lower-alpha", but no corresponding <references group="lower-alpha"/> tag was found