Clare Mugumya
Endabika

Clare Mugumya Munnayuganda,munnabyabufuzi era mukozi w'amateeka. Ye mubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y'e Isingiro wansi w'ekibiina kya National Resistance Movement mu Paalamenti ey'ekkumi n'emu . [1] [2] [3]
Ebimukwatako mu by'obufuzi n’embeera ze ez'abulijjo
[kyusa | kolera mu edit source]Clare yavuganya ku kifo ky'omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y'e Isingiro mu 2021 [2] era n'awangula akalulu n'obululu 105,244. [4] Ali ku kakiiko ka Gavumenti akavunaanyizibwa ku kukakasa n’okussa mu nkola akaakyalira abaddukanya eddwaliro lya Mubende Regional Referral Hospital ku miwendo gya CT scan . [5] [6]
Nga 18 Ogwomunaana 2014, Clare yakyusa erinnya lye okuva ku Weijahe Clare n’eyetuuma Mugumya Clare. [7]
Clare ye mutandisi wa Clare Mugumya ekikolagana ne Metropolitan University okuwa abayizi bbasale. [1]
Laba ne
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]- 1 2 https://www.monitor.co.ug/uganda/magazines/life/more-than-300-catechumens-confirmed-4172608
- 1 2 https://www.newvision.co.ug/articledetails/undefined
- ↑ "Archive copy". Archived from the original on 2024-04-25. Retrieved 2025-09-01.
{{cite web}}: CS1 maint: archived copy as title (link) - ↑ https://visiblepolls.org/ug/2021-general-election/candidates/mugumya-clare-10278/
- ↑ https://www.parliament.go.ug/news/7233/mubende-hospital-management-spot-over-ct-scan-fees
- ↑ https://hornobserver.com/Partner-Content-APO?q=mubende-hospital-management-on-the-spot-over-computed-tomography-scan-fees&pr=298410&lang=en
- ↑ https://en.wikipedia.org/wiki/Category:CS1_maint:_location_missing_publisher