Jump to content

Consolata Kabonesa

Bisangiddwa ku Wikipedia
Consolata Kabonesa
omuntu
Ekikulamukyala Kyusa
Omulimuacademic Kyusa
Field of workgender studies Kyusa

Consolata Kabonesa Munnayuganda mulwanirizi w’ekikula ky’abantu alina obumanyirivu mu nteekateeka z’abakyala n’ekikula ky’abantu, okutendeka ekikula ky’abantu, pulojekiti n’okunoonyereza mu nkola ey’okugabanya obuyinza . [1] Era ye Assoc. Prof mu ssomero ly'abakyala n'ekikula ky'abantu, Makerere University . [2] [3] [4] [5]

Ensibuko n’obuyigirize

[kyusa | kolera mu edit source]
Stonehill College,  Mass., USA BA (Hons), 1984 Liberal Arts
Univ. College Dublin MA, 1985 Modern English & American Literature
Univ. College Dublin H. Dip. Ed, 1986 Education
Univ. wa Illinois mu ssaza ly’e Urbana–Champaign MS 1994 Human & Community Development Gender Relations in International Dev't
Univ. wa Illinois mu Urbana–Champaign PhD 1998 Human & Community Development Gender Relations in International Dev't

Obumanyirivu mu by’ensoma

[kyusa | kolera mu edit source]

Mu 1984, Consolata yali musomesa w’abayizi mu ttendekero ly’ebyemikono erya Pearse Vocational College e Dublin, Ireland . Oluvannyuma yafuuka omusomesa mu Literary Criticism mu kitongole kya literature mu yunivasite y'e Makerere wakati wa 1989 ne 1991. [5]

Mu 1992, yakola ng’omuyambi w’abanoonyereza mu pulojekiti ya The Nation of Tomorrow Project, eyavujjirirwa Kellogg Foundation, University of Illinois e Urbana-Champaign eyafunzibwa nga UIUC okumala emyaka ebiri. Oluvannyuma yagenda mu maaso ng’omuyambi w’omusomesa wansi w’ekitongole ky’enkulaakulana y’abantu n’ekitundu, UIUC wakati wa 1991 ne 1997. [5]

Mu 1997, yafuuka omuyambi mu pulogulaamu ya U of I ey’okusoma n’okunoonyereza ku Afro-American, UIUC. Yatandika okusomesa mu yunivasite y’e Makerere mu 1999 wansi w’ekitongole ky’abakyala n’okunoonyereza ku kikula ky’abantu, oluvannyuma mu 2007, yali munoonyereza mu Health Leisure and Human Performance Research Institute, Faculty of Kinesiology and Recreation Management, University of Manitoba, Canada. [5]

Mu 2007, era yafuuka omusomesa omukulu mu ssomero ly’abakyala n’ekikula ky’abantu, Makerere University mpaka kati. [6] [7] [8] [9] [10]

2007– kati Assoc. Prof, School of Women and Gender Studies, Makerere University[11]
2007-2010 Research Affiliate, Health Leisure and Human Performance Research Institute, Faculty of Kinesiology and Recreation Management, Univ. of Manitoba, Canada.
1999–2007 Lecturer, Department of Women and Gender Studies, Makerere University.
1997-198 Graduate Assistant, U of I Afro-American Studies & Research Program, UIUC.  
1991-1997 Teaching Assistant, Department of Human and Community Development, UIUC
1992-1993 Research Assistant, The Nation of Tomorrow Project funded by Kellogg Foundation, UIUC.
1989-1991 Lecturer,  (part-time) Literary Criticism, Department of Literature, Makerere University.
1984 Student Teacher, Pearse Vocational College, Dublin, Ireland.
2011 - 2011 Dean, Essomero ly'abakyala n'ekikula ky'abantu, Makerere University
2011 - 2011 Pulezidenti w’ekibiina ekigatta ebibiina by’abakyala mu ggwanga Uganda
2008 –2011 Akulira ekitongole ekinoonyereza ku bakyala n’ekikula ky’abantu Makerere University,
2008 Akola nga akulira ekitongole ekinoonyereza ku bakyala n’ekikula ky’abantu Makerere University
2007- 2019. Ssentebe w’olukiiko olufuzi olwa Kabarole Research & Resource Centre, Uganda
2005-2013 Omumyuka wa Ssentebe, Network of Ugandan Researchers & Research Users, Uganda
2003-2007 Omumyuka wa Ssentebe, Olukiiko olufuzi, Kabarole Research & Resource Centre, Uganda
2002-2007 Ssentebe, Sustainable Development Initiatives Uganda
2001- 2002 Akola nga akulira ekitongole ekinoonyereza ku bakyala n’ekikula ky’abantu Makerere University
1992-1997 Omuyambi w’abaddukanya emirimu, ofiisi y’abakyala mu nkulaakulana y’ensi yonna (WID, UIUC.)
1996-1997 Omuwabuzi, ekibiina ekigatta abakyala mu Afrika, Yunivasite y’e Illinois, UIUC.
1992-1994 Pulezidenti, ekibiina ekigatta abakyala mu Afrika, Yunivasite y’e Illinois, UIUC
1987-1991 Omukugu mu by’enjigiriza n’ebyobuwangwa, Ekitongole ky’amawulire eky'Amerika, Ekitebe kya Amerika.

Consolata yawangula engule ya Meritorious ne Cash Award, American Embassy, Uganda mu 1988 ne 1990. Yaddamu mu 1993 n’awangula engule ya John W. Price, International Understanding Award, UIUC era mu 2005, yasunsulwa n’awangula engule y’omusomesa ow’enjawulo, mu Faculty of Social Science, Makerere University.

Yawangula engule ya The Role Model Diva Awards mu 2011 n’agenda butereevu n’awangula endala bbiri mu 2012 ne 2013. [5]

2011 The Role Model Diva Awards. Diva Awards Afrika 2012-2013
2005. Omuwandiisi w’ebitabo Outstanding Lecturer Award, Faculty of Social Sciences, Makerere University
1993. Omuwandiisi w’ebitabo John W. Price, International Understanding Award, UIUC
1988 ne 1990 Meritorious Award and Cash Award, American Embassy, Uganda,

Ebifulumiziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
    • Awareness and attitudes towards anthrax and meat consumption practices among affected communities in Zambia: A mixed methods approach. [12]
    • Stillbirths in sub-Saharan Africa: unspoken grief.[13]
    • Gender analysis of agricultural extension policies in Uganda: informing practice?[6]
    • Gender symbolism and technology uptake: a literature review.[14]
    • Reflections on a collaborative experience: using ICT in a trans-cultural women's health module[15]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Dr. Consolata Kabonesa". www.waterspoutt.eu. Archived from the original on 2022-03-04. Retrieved 2022-03-04.
  2. "Browsing School of Women and Gender Studies (SWGS) by Author "Kabonesa, Consolata"". makir.mak.ac.ug. Retrieved 2022-03-04.
  3. "School of Women and Gender Studies gets new Dean | News@CHUSS". chuss.mak.ac.ug. Archived from the original on 2022-03-04. Retrieved 2022-03-04.
  4. Kabonesa, Consolata. "Profile". ResearchGate.
  5. 1 2 3 4 5 "Consolata Kabonesa | The Council for Frontiers of Knowledge". www.thecfkglobal.org (in Lungereza). Retrieved 2022-03-04.
  6. 1 2 Mpiima, David Mugambe; Manyire, Henry; Kabonesa, Consolata; Espiling, Margareta (2019-05-04). "Gender analysis of agricultural extension policies in Uganda: informing practice?". Gender, Technology and Development (in Lungereza). 23 (2): 187–205. doi:10.1080/09718524.2019.1657610. ISSN 0971-8524. S2CID 210648973.
  7. "Browsing by Author "Kabonesa, Consolata"". umispace.umi.ac.ug. Retrieved 2022-03-04.
  8. "Associate Professor Consolata Kabonesa Archives". Nile Post (in American English). Retrieved 2022-03-04.
  9. "How Sweden's support to Makerere University helped mainstream Gender Equality within the Institution". Sweden Abroad (in Lungereza). Retrieved 2022-03-04.
  10. Women, Studies. "Womenstudies".
  11. "Consolata Kabonesa | Makerere University Kampala - Academia.edu". muele.academia.edu. Retrieved 2022-03-04.
  12. Sitali, Doreen Chilolo; Mumba, Chisoni; Skjerve, Eystein; Mweemba, Oliver; Kabonesa, Consolata; Mwinyi, Mwinyi Omary; Nyakarahuka, Luke; Muma, John Bwalya (2017-05-12). "Awareness and attitudes towards anthrax and meat consumption practices among affected communities in Zambia: A mixed methods approach". PLOS Neglected Tropical Diseases (in Lungereza). 11 (5) e0005580. doi:10.1371/journal.pntd.0005580. ISSN 1935-2735. PMC 5443538. PMID 28498841.
  13. Kiguli, Juliet; Munabi, Ian G; Ssegujja, Eric; Nabaliisa, Joyce; Kabonesa, Consolata; Kiguli, Sarah; Josaphat, Byamugisha (2016). "Stillbirths in sub-Saharan Africa: unspoken grief". The Lancet. 387 (10018): e16–e18. doi:10.1016/s0140-6736(15)01171-x. ISSN 0140-6736. PMID 26794074. S2CID 46166985.
  14. Pande, Rekha (2012-01-31). Globalization, Technology Diffusion and Gender Disparity: Social Impacts of ICTs: Social Impacts of ICTs (in Lungereza). IGI Global. ISBN 978-1-4666-0021-8.
  15. Yusuf-Khalil, Yasmeen; Bozalek, Vivienne; Staking, Kimberlee; Tuval-Mashiach, Rivka; Bantebya-Kyomuhendo, Grace (2007). "Reflections on a Collaborative Experience: Using ICT in a Trans-Cultural Women's Health Module". Agenda: Empowering Women for Gender Equity (71): 54–65. ISSN 1013-0950. JSTOR 27739240.

Ebijuliziddwa wabweru wa Wiki

[kyusa | kolera mu edit source]