Jump to content

DFCU Bank

Bisangiddwa ku Wikipedia

 

DFCU Bank, eyawandiisibwa nga kampuni ya Development Finance Company of Uganda Bank Limited,[1] baanka y'eby'obusuubuzi mu Uganda. Balina ebisaanyizo ebibakiriza okukola nga baabifuna okuba eri baanka ya Uganda enkulu (BoU), Baanka evunaanyizibwa ku by'emirumu n'entambuta ya ssente mu Uganda.[2]

Entambula y'emirimu

[kyusa | kolera mu edit source]

Bwebwatukira mu Gwekumineebiri mu 2022, DFCU Bank yalina eby'obugagga nga bibalibwaamu obutabalika bwa ssente trillion za Uganda 3.283 trillion, nga buno bwebukadde 893.78 bwa ddoolo za Amerika, ng'abalinamu emigabo baweza obuwuumbi bwa ssente za Uganda 614.5 nga bwebukadde 167.3 obwa ssente za Amerika.[3]

Webwatuukira nga 30 Ogwomukaaga 2017, Dfcu Bank yali edukanya amatabi 67 n’ebyuma ebigaba ssente nga tewali abidukanya 100 . [4] [5] Webwatukira 31 Ogwekumineebiri 2024, eby’obugagga bya bbaanka eno byonna awamu byali byeyongedde okutuuka ku buwumbi bwa ssente za Uganda obutabalika oba trillion 3.4 nga bwebukadde bukadde bwa ddoola za Amerika 934.6. Kunkomerero ya 2024, bbaanka eno yafuna amagoba oluvannyuma lw’omusolo (PAT) ga buwumbi bwa ssente za Uganda 72, nga bwebukadde bwa ddoola za Amerika 19.8). [6]

Kampuni ya Development Finance Company of Uganda Limited yatandikibwawo mu 1964, erinnya lyayo ne likyuka mu 2000 ne lifuuka DFCU Limited [1] okukakana nga lifuulibwa dfcu Limited. [7] Mu 2000, dfcu Limited yagula Gold Trust Bank, oluvannyuma eyafuuka dfcu Bank. [1]

Mu Gwomusanvu 2014, BoU yakyusa ssente za bakasitoma ezaali mu Global Trust Bank, neziteeka mu dfcu, ekitongole ekitono eky’eby'ensimbi ekivunaanyizibwa ku by'okutunda ebintu, BoU kye yali eggadde kubanga kyali tekirabibwa bulungi ng'eky'obusuubuzi. [8] Ebitereke byali bibalirirwaamu obuwumbi bwa ssente za Uganda 73. [8]

Nga 27 Ogusooka 2017, dfcu Bank yediza Crane Bank, eyali eddukanyizibwa mu mateeka ga BoU kubanga ebbanja lya Crane lyali lisuka eby’obugagga byayo. Okugula kampuni eno mwalimu akawunti zonna eza bakasitoma ezitereka ssente n’ezimu ez’okuwola. [9]

Obwannannyini n’okwekuusa

[kyusa | kolera mu edit source]

Eby'amaguzi bya dfcu Limited, kampuni enkulu eya dfcu Bank, esuubula ku Uganda Securities Exchange wansi w'akabonero "DFCU". Webwatukira mu Gwekumineebiri 2018, abalina emigabo emikulu mu by'amaguzi baali nga bwe kirambikiddwa mu kipande kino wammanga:

Obwanannyini mu by'amaguzi bya DFCU Limited
Eddaala Erinnya lya Nnyinimu Ebitundu ku kikumi eby’obwannannyini
1. 1. Arise BV
58.70
2. 2. Investment Fund for Developing Countries (IFU)[10]
9.97
3. 3. National Social Security Fund of Uganda
7.46
4. 4. Kimberlite Frontier Africa Naster Fund
7.35
5. 5. SSB Russell Kampuni y’okusiga ensimbi Plc Ensawo NAS5
1.93
6. 6. National Social Security Fund - PineBridge
1.31
7. 7. Vanderbilt University
0.98
8. SSB-Conrad N. Hilton Foundation
0.97
9. 9. Jubilee Investment Company Limited
0.76
10. Bank of Uganda Defined Benefits Scheme - Sanlam
0.60
11. Bank of Uganda Defined Benefits Scheme - Stanlib
0.59
12. The Parliament Pension Scheme - Stanlib
0.39
13 Uganda Revenue Authority Staff Retirement Benefits
0.38
14. Uganda Revenue Authority Staff Retirement Benefits
0.38
15. Makerere University Retirement Benefits Scheme
0.31
16. Sudhir Ruparelia
0.29
17. Rakesh Gadani
0.26
18. UAP Insurance Company Limited
0.22
19. Jubilee Insurance Company Limited
0.21
20. Housing Finance Bank/UAP Insurance General Life Fund
0.21
21. 3807 Other Investors
6.72
Okugatta
100.00

Amatabi wegasinganibwa

[kyusa | kolera mu edit source]

Ng’ekitebe kyayo ekikulu kisangibwa mu Kampala, bbaanka ya DFCU yalina amatabi gano wammanga mu bitundu bya Uganda byonna webwatukira Gwokuna 2020. [13] Mu Gwokubiri 2020, baanka yasengula amatabi gaayo 15 n’egatwaala mu bifo ebipya, nga bwe kirambikiddwa wansi. [14]

  1. Sixth Street Branch: Ramzam Motors Building, Plot 116/118, Sixth Street, Industrial Area, Kampala[14]
  2. Abayita Ababiri Branch: S&S Mall, Plot. 863, Nkumba[14]
  3. Abim Branch: 8 Lira-Kotido Road, Abim
  4. Bugoloobi Branch: Kagga House, 2 Bandali Rise, Bugoloobi, Kampala
  5. Bwaise Branch: 975-976 Sir Apollo Kaggwa Road, Bwaise, Kampala
  6. Entebbe Road Branch: Freedom City Mall, Namasuba, Kampala
  7. Impala House Branch: Impala House, 13 Kimathi Avenue, Kampala
  8. Jinja Road Branch: Victoria University Towers, 38 Jinja Road, Kampala
  9. Kampala Road Branch: Plot. 40, Kampala Road, Kampala[14]
  10. Sun City Branch: Sun City Plaza, 17 Ben Kiwanuka Street, Kampala
  11. Kawempe Branch: Kampala-Gulu Highway, Kawempe, Kampala
  12. Kikuubo Branch: Ddembe Plaza, Nakivubo Road, Kampala[14]
  13. Kireka Branch: Isabella Plaza, Plot. 395, Kireka[14]
  14. Kisekka Branch: Kisekka Market, 70 – 76 Nakivubo Road, Kampala
  15. Kyadondo Road Branch - DFCU House, 26 Kyaddondo Road, Nakasero, Kampala Main Branch[15]
  16. Kyambogo University Branch: Kyambogo University, Kyambogo, Kampala
  17. Kyambogo Branch: 48/50, Mukabya Road, Kyambogo, Kampala
  18. Lugogo Branch: Lugogo Mall, Lugogo Bypass Road, Lugogo, Kampala
  19. Makerere Branch: 45 Pool Road, Makerere University Campus, Kampala
  20. Market Street Branch: Aponye City Mall, 8 Burton Street, Kampala
  21. Naalya Branch: Quality Shopping Mall, Naalya
  22. Nakivubo Branch (Gagawala Shauliyako): 40A, Nakivubo Place, Kampala
  23. Acacia Branch: 24 Acacia Avenue, Kololo, Kampala
  24. Agago Branch: 1 Odok Road, Agago Town Council
  25. Arua Branch: OB Plaza, Plot. 9 & 11, Adumi Road, Arua[14]
  26. Busia Branch: 101 & 103 Customs Road, Busia, Uganda
  27. Dokolo Branch: Akeidebe Zone, Bata Road, Dokolo
  28. Entebbe Town Branch: 22 Kampala Road, Entebbe
  29. Gulu Branch: 1 Doctor Lucile Road, Gulu
  30. Gulu University Branch: DFI Block, University Avenue, Gulu University Campus, Gulu
  31. Hoima Branch: Plot. 36, Main Street, Main Street, Hoima[14]
  32. Ibanda Branch: Plot. 82, Kamwenge Road, Ibanda[14]
  33. Iganga Branch: 80 & 82 Main Street, Iganga
  34. Ishaka Branch: 45 Ishaka-Rukungiri Road, Ishaka
  35. Isingiro Branch: 36 Kikagate Road, Isingiro[16]
  36. IUIU Branch: Islamic University in Uganda Campus, Mbale
  37. Jinja Branch: Plot. 10 Scindia/Lady Alice Muloki Road, Jinja[14][17]
  38. Kabale Branch: 143/145 Kabale Road, Kabale
  39. Kisoro Branch: 65/75 North Ward, Kisoro
  40. Kitgum Branch: 19 Janan Luwum Street, Kitgum
  41. Kyengera Branch: Kyengera Shell Service Station, Masaka Road, Kyengera[14]
  42. Luweero Branch: 846 Kampala–Gulu Highway, Luweero
  43. Luwum Street Branch: Kizito Towers, Luwum Street, Kampala[14]
  44. Lyantonde Branch: Plot. 226, Block. 76, Lyantonde[14]
  45. Masaka Branch: 22 Kampala Road, Masaka
  46. Mbale Branch: 2 Court Road, Mbale
  47. Mbarara Branch: Plot. 14, Masaka–Mbarara Road, Mbarara[14]
  48. Mukono Branch: 18/20 Jinja Road, Mukono
  49. Nateete Branch: 757 Wakaliga, Nateete, Kampala
  50. Ndeeba Branch: 224 Masaka Road, Ndeeba, Kampala
  51. Nsambya Branch: 1207 Ggaba Road, Nsambya, Kampala
  52. Ntinda Branch 1: Capital Shoppers City, Ntinda Road, Ntinda, Kampala
  53. Ntinda Branch 2: Plot. 1615 Tuskys Supermarket Building, Ntinda–Bukoto Road, Ntinda, Kampala[14]
  54. Ntungamo Branch: 18 Old Kabale Road, Ntungamo
  55. Owino Market Branch - 769 Kafumbe Mukasa Road, Kampala
  56. Pader Branch: 8 Lagwai Zone B, Pader
  57. Pallisa Branch: 8 Kasodo Road, Pallisa
  58. Rushere Branch: 52–54 Rushere Road, Rushere
  59. Soroti Branch: Jovi House, Plot. 47 Gweri Road, Soroti[14]
  60. Tororo Branch: 9 & 11 Mbale Road, Tororo
  61. William Street Branch: 66 William Street, Kampala
  62. Wilson Lane Branch: 17 Wilson Lane, Kampala.

Ekizimbe DFCU

[kyusa | kolera mu edit source]

dfcu Limited yazimba ekizimbe kya myaliro 10 kwebateeka ekitebe kyabwe ekikulu nga kuno kwekuli n'etabi lya dfcu Bank ekulu. Ekizimbe kino kitera okuyitibwa DFCU House. Kisinganibwa ku luguudo lw'e Kyaddondo namba 26, ku Kasozi y'e Nakasero, mu Kampala mu masekati disitulikiti y'ebya bizineensi, enkulakulana erina emyaliro gya wansi n'egyawaguli webapaakinga ebiduka, nga kuno kwekuli ne webapangisa, webatunda wamu n'ebifo ebiyinza okukola nga ofiisi ku myaliro egy'enjawulo.[18]

Ebijuliziddwaamu

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. 1 2 3 4 "Company Details: Development Finance Company of Uganda Ltd". Uganda Securities Exchange. 12 Gwamusanvu(Kasambula) 2017. Archived from the original on 15 Gwakuna(Kafuumuulampawu) 2014. Retrieved 12 Gwamusanvu(Kasambula) 2017.
  2. "List of licensed Commercial Banks as at 31 March 2017" (PDF). Bank of Uganda. 31 March 2017. Archived from the original (PDF) on 30 July 2017. Retrieved 12 July 2017.
  3. DFCU Limited (14 March 2023). "DFCU Limited Financials For The 12 Months Ended 31 December 2022" (PDF). DFCU Group. Retrieved 7 July 2023.
  4. Mark Keith Muhumuza; Jonathan Adengo (1 February 2017). "Dfcu closes 23 Crane Bank branches". Daily Monitor. Kampala. Retrieved 1 May 2017.
  5. "DFCU Bank posts Sh114 bn net profit in first 6 months". The Independent (Uganda). Kampala. 15 August 2017. Retrieved 15 March 2018.
  6. Rogers Atukunda (1 April 2025). "DFCU Bank Posts 151 Percent Profit Surge To Shs72 Billion, Proposes 121 Percent Dividend Hike". SoftPower Uganda. Retrieved 1 April 2025.
  7. "About us". dfcu Limited. Retrieved 15 August 2018.
  8. 1 2 "Uganda central bank takes over small commercial bank". Reuters. 25 July 2014. Retrieved 15 August 2018.
  9. "UPDATE 1-Uganda's Crane Bank assets, liabilities transferred to dfcu - central bank". Reuters. 27 January 2017. Retrieved 27 January 2017.
  10. Martin Luther Oketch (19 December 2019). "CDC Sells Its Stake In Dfcu Bank". Daily Monitor. Kampala. Retrieved 23 December 2019.
  11. "Europe's Arise BV hits ground running with CAL Bank acquisition". Asokoinsight.com. 14 February 2017. Retrieved 16 October 2017.
  12. "Europe's Arise BV hits ground running with CAL Bank acquisition". Asokoinsight.com. 14 February 2017. Retrieved 16 October 2017.
  13. DFCU Group (28 April 2020). "Branch List of DFCU Bank Uganda". DFCU Group. Retrieved 28 April 2020.
  14. 1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 15 16 Javira Ssebwami (2 February 2020). "dfcu Bank confirms 15 branches out of Meera properties including Jinja, Entebbe, Mbarara, Arua". Kampala: PML Daily. Retrieved 9 April 2020.
  15. Ricks Kayizzi (3 May 2022). "Dfcu, WorldRemit Seal Pact". New Vision. Retrieved 20 September 2022.
  16. Wilfred Sanya (17 November 2009). "Isingiro district gets first bank". Retrieved 12 July 2017.
  17. Wilfred Sanya (17 November 2009). "Isingiro district gets first bank". New Vision. Kampala. Retrieved 12 July 2017.
  18. "Kampala: Introducing the DFCU House". Symbion Group Plc. Archived from the original on 2 Gwakutaano(Muzigo) 2014. Retrieved 30 Gwakuna(Kafuumuulampawu) 2014.

Ewalala w'oyinza okubigya

[kyusa | kolera mu edit source]