Jump to content

DJ Shiru

Bisangiddwa ku Wikipedia
DJ Shiru
omuntu
Ekikulamusajja Kyusa
Ensi y’obutuuzeYuganda Kyusa
DJ Shiru ng'ayimba mu mpaka za Buzz Teenz Awards eza 2014 mu Kampala mu Uganda

Kiberu Bashir (yazaalibwa 27 ogwomusanvu 1986) Okuva e Nyendo, Masaka ,amannyiddwa n'erinnya lye ery'oku siteegi DJ SHIRU muyimbi munnayuganda muyimbi wa disiki era pulodyusa wa ddisiki. Omulimu gwe yagutandikira ku myaka emito ng’agoberera muganda we, DJ Rota omututumufu mu Kampala, Uganda . Ye mutegesi wa pulogulaamu ya DanceFloor ku emu ku siteegi za Uganda ezisinga obukulu 97.7 Record FM.[1]

DJ Shiru ategeka emikolo buli mwaka omuli: The Mega-Shirumatic Experience [2] ne East African Deejayz Carnival.

  • DJ asinga omwaka 2013 "Hipipo Awards" [3]
  • DJ asinga omwaka 2014 "Hipipo Awards" [4]
  • DJ asinga omwaka 2015/16 "Hipipo Awards" [5]
  • Yawangudde engule ya Lifetime Achievement Award ng'ajaguza emyaka 10 egy'okuwangula engule za 2016 "Buzz Teen Awards" [6]

Ebijuliziddwa

[kyusa | kolera mu edit source]
  1. "Record FM's DJ Shiru Fills Club Ambiance To The Brim!". E-Jazz UG (in British English). 2019-08-24. Archived from the original on 2019-12-06. Retrieved 2019-12-06.
  2. "Mega Shirumatic experience back". The Kampala Sun. Archived from the original on 8 December 2019. Retrieved 8 December 2019.
  3. "HiPipo Music Awards 2013 winners". The Edge Africa (in Lungereza). 2013-02-10. Retrieved 2019-12-08.
  4. "Bebe bags six trophies at hipipo music awards". Daily Monitor (in Lungereza). Retrieved 2019-12-08.
  5. "Winners at HiPipo Music Awards 2015 | TheLead™". www.thelead.ug. Archived from the original on 8 December 2019. Retrieved 2019-12-08.
  6. Sqoop (13 May 2016). "DJ Shiru to receive lifetime achievers award – Sqoop – Its deep" (in American English). Retrieved 2019-12-08.