Daniel Isiagi Opolot
Daniel Isiagi Opolot (yazaalibwa nga 19 omwezi Ogwekkumineebiri mu mwaka gwa 1995) muzannyi wa mupiira era Munnayuganda, azannya nga muteebi mu ttiimu y'eggwanga lya Uganda.[1][2]
Emirimu gye mu kiraabu
[kyusa | kolera mu edit source]Isiagi azannye omupiira gwa kiraabu mu SC Victoria University, Kampala City Council, Proline FC, Al Nasr nga mu kiseera kino ali mu Jomo Cosmos FC e South Afrika.[2]
Proline FC
[kyusa | kolera mu edit source]Yeegatta ku Proline FC mu mwaka gwa 2016 okuva mu Kampala City Council mu sizoni ya 2017–18 yateeba ggoolo 10 mu mipiira 17.[3]
Al Nasr
[kyusa | kolera mu edit source]Mu mwezi Ogwomusanvu mu mwaka gwa 2018 Dan yeegatta ku Al nasr.
URA FC
[kyusa | kolera mu edit source]Mu mwezi Ogwomwenda mu mwaka gwa 2019, Daniel yeegatta ku U.R.A FC.[4][5][6]
Ttiimu y'eggwanga
[kyusa | kolera mu edit source]Isiagi yasooka kuzannya mu ttiimu ya Uganda nga bazannya ne South Sudan nga 8 omwezi Ogwekkumineebiri mu mwaka gwa 2017.[7]
Obulamu bwe
[kyusa | kolera mu edit source]Isiagi mutabani wa Mr. Isiagi Patrick Opolot ne Miss Josephine Deborah Pedune.[3]
Engule n’ebituukiddwaako
[kyusa | kolera mu edit source]- CECAFA Nile Basin Cup:1 :2014 [8]
Kampala Capital City Authority FC
- Super League ya Uganda : 1
2016
Ttiimu y'eggwanga
[kyusa | kolera mu edit source]Ekifo eky'okusatu mu kikopo kya CECAFA:1 2017
Ebijuliziddwa
[kyusa | kolera mu edit source]Ebijuliziddwa wabweru wa wikipedia
[kyusa | kolera mu edit source]- Daniel Isiagi Opolot at WorldFootball.net
- ↑ Template:NFT
- 1 2 "Forward Isiagi Joins South African Club". 30 November 2020.
- 1 2 "Deal for Proline striker Isiagi to Malaysia put on hold". Kawowo.com. 4 June 2018.
- ↑ "Deal for Proline striker Isiagi to Malaysia put on hold". Kawowo.com. 4 June 2018.
- ↑ "Isiagi, Birungi score to inspire URA over SC Villa in Ndejje". 7 January 2020.
- ↑ "Photos: Isiagi Scores Hat-trick as URA Haul Nyamityobora | the SportsNation". 12 February 2020. Archived from the original on 28 March 2023. Retrieved 15 June 2026.
- ↑ Strack-Zimmermann, Benjamin. "Daniel Isiagi". National-football-teams.com.
- ↑ "Victoria University win regional Nile Basin title".